Mutima PRO manager wa bba WA Sound akunga banna Busujju mwenna okweyiwa e Kakindu ku Sunday eno nga tukyaza essaza lye Kyaddondo e Kakindu ku Arena oba kayite akattiro kaffe.
#Bugandamasazacup#Busujjuffetuliko.
Teekako BBS Kati, team manager wa Busujju Omwami Kasule Stephen Zimwanguyizza kwali ngattaanya ensonga za Team ya Busujju ne match yoku Sunday nga tukyaza essaza lye Kyaddondo ku kattiro kaffe e Kakindu
#Bugandamasazacup2026#Busujjufc2026
Minister atwala ebyemizannyo mu Busujju Owekitiibwa Nantale Florence akunga banna Busujju mwenna okweyiwa e Kakindu ku Sunday eno nga 05.07.2026 ssaawa 10, okiyingira 10,000 ne 20,000 VIP Busujju egenda kuba ekyaza essaza lye Kyaddondo ngatuddamu okukola byetwakola Buvuma.