The Mmamba Kakoboza Clan (Lungfish) has today made history by winning the Buganda Kingdom Clan Football Tournament for the first time, defeating the Nkima (Monkey) Clan 4–3 on penalties after a goalless draw.
In netball, the Nte (Cow) Clan emerged champions.
1/3
Presenting the trophies, Katikkiro Charles Peter Mayiga congratulated the winners and commended the high level of competition, reaffirming the Kingdom’s commitment to strengthening the Clan Games.
This year’s tournament attracted 26 clans and featured a variety of games; 2/3
Kabaka foundation (UK chapter) ejaguzza okuweza emyaka 30
Omukolo gutegekeddwa ku Royal National Hotel e London mu Bungereza, okujaguza ebituukiddwako mu myaka 30 okuva Ssaabasajja Kabaka atandikawo ekitongole kino.
Ettabi lye Bungereza nalyo lijaguzza okuweza emyaka 30 oluvannyuma lw'okutandikibwawo mu Museenene wa 1996, ate ekitebe ekikulu e Kampala kyatandikibwawo mu April 1996.
Ku mukolo guno Ssaabasajja Kabaka yebazizza abo bonna abakwatiddeko ekitongole kino okutuukiriza omulamwa ogwakitandisaawo era n'asaba abantu okwongera okukwasizaako ekitongole kino okulaba nga kituusa obuweereza eri abantu. Obubaka bwa Kabaka busomeddwa Omumbejja Joan Nassolo..
Ssenkulu wa Kabaka Foundation, Omukungu Edward Kaggwa Ndagala, asinzidde Bungereza ku mukolo guno, neyeebaza Ssaabasajja Kabaka olw'okwolesebwa kuno okutandika ekitongole kino ekikoze ennyo okubeera omuntu yenna eyetaaga okubeerwa si mu Buganda mwokka wabula ne mu bitundu bya Uganda ebitali bimu. Agamba ensiisira z’ebyobulamu ezikolebwa zijjanjaba abantu okuva mu buli kanyomero ka Uganda, ne kaweefube w'okugaba omusaayi Ssaabasajja Kabaka gweyatongoza, omusaayi guno gwataasa obulamu bw'abantu bonna mu Uganda, bw'atyo yeebazizza Beene olwa kaweefube ono.
Omukungu Kaggwa Ndagala takomye okwo ategeezezza nti Kabaka foundation ekoze enteekateeka okukyuusa obulamu bw'abantu mu migotteko, eby'obulimi, ebyenjigiriza, eby'obulamu, era aweze eri Beene nti enteekateeka z'ekitongole kino zigenda kwongerwamu amaanyi okulaba nga ebigendererwa bye kitongole kino ebyakitandisaawo bituukirira bulungi.
Agamba ekigendererwa ekikulu mu kukola ebikujjuko by'okujaguza emyaka 30 mu matabi ag'enjawulo, kwe kumanyisa abantu ba Kabaka abali emitala wa mayanja emirimo gya Kabaka Foundation, n'okunoonya abavujjirizi abayinza okubakwasizaako naddala ku nsiisira za tubeere balamu abantu bayitiridde obungi naye ate nga balina okufuna obujjanjabi obwegasa.
Ssalongo Geoffrey Kibuuka, omubaka wa Kabaka atwala e Ssaza lya UK ne Northern Ireland, yeebazizza Ssaabasajja Kabaka okutandikawo ekitongole kino okuyamba abantu abalina okusomoozebwa okw'enjawulo naddala abantu abasula mu mugotteko n'abalina endwadde ezitali zimu. Yeebazizza abaweereza ba Kabaka foundation mu Bungereza ne Ireland abakoze omulimo okulaba nga engiri ya Kabaka foundation ebunyizibwa mu Ssaza eryo awatali kwebalira.
Henry Mutumba, Ssenkulu wa Kabaka UK ne Ireland, ku lw'olukiiko lwe, beeyamye okutuusa obuweereza obutaliiko kkomo okusobola okuyamba abantu mu ngeri ez’enjawulo omuli; okusoma, obujjanjabi, okuyiga eby'obulimi, n'okufuna amazzi amayonjo.
Omubaka wa Kabaka mu Ssaza Bungereza ne Ireland omuwummuze, Oweek Ronald Muyinda Lutaaya, omukolo naye agwetabyeko.
As part of efforts to preserve clan headquarters, @BugandaKingdom_ has launched a tree-planting initiative by distributing seedlings to clan heads for planting at clan sites, to further protect the environment &safeguard clan land
Special thanks to @RoofingsGroupUG for the trees
At #BBECO2026 in Germany, Katikki Charles Peter Mayiga has officially installed Kabaka’s Chief for the Rhinelands region Owek. Sam Ssekajugo Musoke & his Deputy Mrs. Lyndah Ssekayita, who pledged loyal service to Ssaabasajja Kabaka.
#BBECO2026
His Majesty the Kabaka has appreciated people in the diaspora for organizing the Buganda Bumu European Convention 2026 and he has tasked them to preserve their cultural values and also look at how they can develop themselves while there.
#BBECO2026
The Katikkiro of @BugandaKingdom_ Oweek. Charles Peter Mayiga has arrived in Germany to attend the Buganda Bumu European Convention (BBECO), which will take place at Gloria Events Hall in the city of Berlin.
Happening now!
Oweek. Charles Peter Mayiga is hosting some of the many people he has worked with over the 13 years he has served as Katikkiro, from 2013 up to today from Butikkiro.
#KatikkiroMayigaAt13
Today marks 13 years since His Majesty the Kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II graciously entrusted the stewardship and administration of the Kingdom of Buganda to Katikkiro Charles Peter Mayiga.
Congratulations and best wishes to the Katikkiro.
#KatikkiroMayigaAt13
Leero tukyazizza Ssenkulu wa Uganda Media Centre Omw. Kasujja Alan n'abamu ku bakozi mu kitongole kino bazze okulaba Obwakabaka bwe bukwatagana nabo mu mirimu gye bakola
Ku lw'okutuusa amawulire agasunsuddwa obulungi okukyusa embeera z'abantu, bannaffe bano tujja kukolagana nabo
The Kingdom of Buganda was pleased to host the Executive Director of the Uganda Media Center Mr. @kasujja
Through the Buganda Media Center @BugandaMedia, the Kingdom will aim to work alongside the UMC.
OFFICIAL!
Today, as Oweek. Charles Peter Mayiga approaches his 13th year tenure as Katikkiro, he has held a press conference addressing journalists on this journey at his official residence, Butikkiro.
He assumed office on 12th May, 2013. What do you recognize in his journey?