Top Tweets for #tusek
@GPW_Trader2022 przynajmniej nie tylko tusek odstawiony do bocznego wagonu
@nyailopes Bangsat, tuseket an
📖AKATABO ZINUNULA OMUNAKU
Cc: @BugandYiyoYange
ESSULA 18: OMWANA W’OMWAMI AMPANGIRA ABATEMU KYOKKA NE BATTAMU YE
NG’OMUYIGGO guwedde, tuba tukkirira ekibira, omwana w’Omwami omu n’ayimirira n’atubuuza nti, ‘Kazzi mmwe temwazze na mafumu?’
Ko ffe: Nedda anti naawe walabye bwe mwatusanze mu kkubo nga tuva kunyumyamu
Ko ye: Ye bannange, mundabidde ku muggo gwange?
Ko ffe: Tetunnagulabako
Ko ye: Owa kale, si nsonga ogwo gunfudde ndifuna mulala. (N’ankyukira) Ggwe nno wabadde ogaana, gy’ofunye si nnyingi okusinga ey’abalina emiguwa ey’endola nnyini, nze nno n’okumpaako! Awo ffenna nga tuseka, naye nze nga mmanyi nti mbadde ngiguzeemu obulamu
N’ayongera nti; ‘Ye sso mmwe nga muli ba kyewuunyo. Muddira alina ennyama y’ava emabega ate atalina n’akulembera! Yiino nno mugisibye kisaazisaazi egenda ewenena ate n’obudde buzibye. Olwo bw’egwa mutegeerera ku ki? Alina ennyama bw’akulemberamu, bw’egwa, ava emabega ayinza okugiraba oba okugirinnyako ne mugironda. Ffenna ne tuseka nga tulowooza tuseka na munnaffe
Mikolo eyali yeetisse ennyama olwakulemberamu, mutabani w’Omwami n’agamba nti, ‘Ye nga bannaffe sikyabawulira. Batulese simanyi! Mwanguweeko tubatuuke
N’adduka akapempenu, naffe tuba tusaayirira, ennyama yaffe n’esowottoka n’egwa, ne tussa ekitereke ne tukinyuunyuula. Tuba tusirikka mu kakubo, ne tusisinkana abasajja babiri ne tubeegattako ne tugenda nga tulojja. Naye tuba tumalako tuti ekitundu eky’ekitosi, ne tuwulira ng’omuntu akaaba nti, ‘Nfudde nnyabo!
Ne tuyimirira akakuukuulu ne tubuuzaganya nti, ‘Kibadde ki ekyo? Nze nawulira ng’ekinyonyi ekikaaba era n’omusajja omulala bw’atyo, ate omusajja omundi ne Mikolo bo baawulira ng’omuntu. Twalabula Mikolo agende mpola nga yeekengera sikulwa ng’agwa ku nsolo. Tuba tutambuddeko akabanga nga n’omwala tugusomose, Mikolo n’abuuka era n��ettu ly’ennyama ne ligwa. N’atugamba nti, ‘Bannange nninnye ku muntu, nninye ku kugulu kw’omuntu!’
Twagenda okuwulira ng’agamba nti, ‘Wuuno muntu ddala n’okwokya akyayokya naye temukyali kakuba! Awo nga tudduka, bwe tukuba n’enduulu. Bwe twatuuka ku kyalo, ng’eŋŋoma zirawa, anti tezirawa ŋŋumba, ng’abantu beesomba, ng’emimuli baleeta nga tuddayo mu kibira
Twagenda okulaba ng’omulambo gugudumadde awo ku mabbali g’ekkubo. Effumu lyamufumitirwa ku kkono ne limuyita mu mutima ne ligguka ku ddyo era yagwa nga yeevuunise. Okugenda okumugalanjula, nga ye mwana w’Omwami eyabadde atukuba oluboozi!
Enkeera Omwami yatuyita tumunnyonnyole enfa y’omwanawe kubanga yagamba nti ffe twasigala naye era ng’alabika ng’ayagalira ddala omusango okugussa ku ffe. Kyokka olwokuba si ffe twaziga ensolo ate nga tetwalina mafumu mu kuyigga nga baatugwikiriza mu kkubo, ebyo bye byatuwonya. Era abasajja bali ababiri be twali nabo, baatuwolereza nnyo. Ebigambo ebituufu ndowooza byali bwe biti: Omwana w’Omwami omu ye yaziga engabi, mpozzi n’ateesa n’omwami oli agambe nti y’agizize tuleme kwekengera. Anti oluvannyuma Meeya yatutegeeza nti omusajja oyo mu ttuntu ku olwo yatutumira omuntu tugende naye wamu n’amafumu gaffe tugende naye mu kuyigga. Naye omuntu gwe yatuma n’asanga nga tetuliiwo. Ogwo gwali mukisa gwaffe kubanga tetwandiremye kugenda naye kubanga bulijjo twayigganga naye. Kyokka yakola bubi okutulyamu olukwe era yasaanira okufa obubi
Twagenda okutuuka ku kizigo nga baategese dda engeri gye bananzitamu, kye baava bansaba nsaggule ku kizigo banneewubize okwo banfumite. Era nga babadde balemeddwa okunzitira ku kizigo ne bateekateeka okunzita nga tuddayo. Baddira abaali ab’okundasa ne babakweka mu kibira ne babategeeza nga bwe banaabatemyako nga bayitawo, bano abateeze balyoke banzite. Ndowooza baabagamba nti nze nali nja okukomererayo, omufu kye yava anjagattajagatta nsigale emabega. Mpozzi nno abassi bwe baalaba omwana w’Omwami ng’agenda atinattina ate ng’emabega tebawulirayo ajja mulala, ne balowooza nti ate banaamulinda kutuuka mitala? Nga bagamuyiira ng’afa, anti gy’otega amaggwa, bwe bakugoba gye bakulaza.’
#BYBYGaziyaOkumanyaKwo
#BugandaYiyo_BugandaYange

大家越来越能苟了, 不拿好牌都不舍得下注。我还是冲动了拿了点点好牌就敢梭哈!
@SeismicSys

Tuseka naye ebintu biri serious

@La_Rose__Noire @Tuseky_ @Tesla967 @AhmedMadrid79 Bah perso, j'ai regardé polo surtout petit, devant ses survies Minecraft hardcore, je crois. Et je suis né début 2000 🤷🏻
@d_liskowicz still, umowa została podpisana ALE nie obowiązuje w polskim systemie prawnym, bo nie została ratyfikowana. to co zrobil tusek to jedynie wstep do wprowadzenia jej w zycie. w dzienniku ustaw pewnie pojawi sie w ciagu roku.
@Dobek_Stefaniak @donaldtusk @LasekMaciej @ko_klub Elegancko! A później Tusek sobie wejdzie na X, zwyzywa dużą część społeczeństwa od durniów i można odpalać rakietki do pingla 🥳🤩🥰
او�� فاينل تم
موعدنا اخر فاينل سلام 🤚🏻

@xianqu2024 TUsEk2UF5bSEd5rGiDcyeWmLV8y9qMVa7k
@TheDTINews The Lashes
The new knife
The apple (because of the hacks lol)
The bell
A tusek tym mordercom przywrócił ubecki emerytury.
Last Seen Hashtags on Sotwe
Trends for you
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
239.7M followers

Barack Obama 
@barackobama
118.6M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
114.3M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.7M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
106.9M followers

Rihanna 
@rihanna
98.6M followers

NASA 
@nasa
92.1M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.7M followers

KATY PERRY 
@katyperry
89.9M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
83.9M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
75.4M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
73.3M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.8M followers

YouTube 
@youtube
68.6M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
66.3M followers

Bill Gates 
@billgates
65.1M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
63M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.1M followers

CNN 
@cnn
61.7M followers

X 
@x
60.6M followers












