Mulimutya mikwano kasubire nti muli bulungi bategeza nti omwenge
Gutawanya mukimanye nti akalulu Kano sika mukyezo gwe nya omwenge gwo oloze nti kamuzanyo
Omukulembeze w’eggwanga Gen. Yoweri Kaguta Museveni ayiye amazzi mu nnamula ya kkooti ensukkulumu ku by’okuwozesa abantu babulijjo mu kkooti y’amagye nga agamba nti kkooti eno okuyimiriza okuwozesa bano ku kkooti y’amagye, yasazeewo mu bukyamu.
Museveni mu bbaluwa gyawandiise agambye nti abalamuzi ssibeebafuga eggwanga lino nga bino olugudde mu matu ga bannamateeka bamuddizza omuliro nebateegeeza nti ebbaluwa ya Pulezidenti tegenda kubajja ku mulamwa. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI