Omulambo gwa Paapa Francis gugalamiziddwa ku Domus Santa Marta wabadde abeera nga akabonero akakakasa okufa kwe nga kino kikoleddwa mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Kati enkya ya leero, Bakalidinaali okuva mu mawanga eg’enjawulo batudde bukubirire okukola ku nteekateeka z'okumuziika n'okutuukiriza obulombolombo obulina okugobererwa mu kuziika Paapa.
Oluvannyuma lw'okuziika, olukiiko olulonda Paapa lujja kutuula mu bbanga erinaalangirirwa olwo balonde anaddira Paapa Francis mu bigere. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
National Unity Platform Leadership Engages in High-Level Meetings in the UK
President Robert Ssentamu Kyagulanyi, alongside Leader of Opposition in Parliament Joel Ssenyonyi and Secretary General of NUP David Lewis, are currently in the United Kingdom engaging in high-level meetings with key dignitaries.
Their mission? To address the pressing issues facing Uganda today and to articulate a bold vision for a New Uganda—a nation where democracy thrives, human rights are upheld, and every citizen has the opportunity to contribute to a prosperous future.
Why This Matters:
In a time when Uganda faces significant challenges, the engagement of our leaders on the international stage is crucial.
Their discussions are not just about policy but about the future of our nation—a future where every voice is heard and every citizen can thrive.
Stay tuned for updates on their meetings and the impactful outcomes that will pave the way for a brighter tomorrow.
Dr. Daniel Kawuma @Kawuma
NUP Diaspora Team Leader
@NUP_Ug@People_Power_Ug@UKinUganda@UKParliament@CommonsForeign@UKHouseofLords@CPA_Secretariat@CPA_Secretariat@HouseofCommons@Lord_Collins@DavidLammy@FCDOGovUK
Akulira ekibiina ki NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu ategeezezza nti olutalo lw’okulwanyisa enguzi lulina kutandikira mu Palamenti ng anti obulyake gyebusibuka era n’agumya n’abewaddeyo okulwanyisa obulyake obutaggwamu maanyi wakati mu kusomoozebwa kwebasanga.
Ono abadde ku Palamenti ab’oludda oluvuganya gyerwanjulidde embalirira yaabwe ey’omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI