Our STAR of November is non other than @AngelOze2. 🌟🥳
You have put smiles on our faces, even amidst tough times, & made Rotary Service such a fun experience!☺️
You are loved & cherished, our Happiness Officer 💃🕺
Ssaabaminisita w'eggwanga, Robinah Nabbanja atuuse ku mukolo gw'okukuza olunaku lw'abaliko obulemu olw'ensi yonna nga gutegekeddwa ku ttendekero ly'abasomesa li Mubende National Teachers' College mu disitulikiti ye Mubende. Nabbanja ye mugenyi omukulu ku mukolo guno nga akiikiridde Pulezidenti Museveni.#Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI
🔥The Nalumunye Fireplace is BACK , with the Fierry @markcmwanje 🔥
Just days after welcoming new members, the energy in the club is ELECTRIC! 🪵
Join us for a heartfelt conversation as some of our newest members share their "why they joined Rotary, and how it’s fueling their passion!"
Come vibe with us tonight! 📍💪🏼
Kigambibwa nti amyuka omwogezi wa NUP, Alex Waiswa Mufumbiro awambiddwa abantu abannategeerekeka ababadde mu mmotoka ekika kya Noah nnamba UAK 368K ng’ono abadde ku kkooti esookerwako e Kawempe. Ebisingawo tubireeta mu mawulire #Gambuuze ne #Ageesigika
Omuyimbi @eddykenzoficial alondeddwa okuyimba ku fayinolo y’empaka za #TotalEnergiesCHAN2024, Madagascar mwegenda okuttunkira ne Morocco ku Lwomukaaga luno mu kisaawe kya Kasarani Stadium e Kenya #Ekisaawe