Eyaliko Pookino, Owek. Vincent Mayiga ajaguza emyaka 50 mu bufumbo ne mukyala we Rosemary Bella Namutosi Mayiga, bazzeemu okukuba ebirayiro mu Ekelezia y'Omutukuvu Andereya e Matale Kaliisizo mu Buddu.
Katikkiro Charles Peter Mayiga asinzidde eno n'awabula abavubuka okukomya obutiitiizi n'okwagala eby'amangu ne badda mu kwogerera obufumbo amafuukuule. Ategeezeza nti mu nsi tewali kintu kyangu kyokka ab9 abamalirivu bawangula. Bwatyo ayozaayozezza Owek. Mayiga ne Mukyala we olw'ekkula lye batuuseeko
Ebisingawo 👇
https://t.co/O4FX5lUgAI
Owek. Vincent Mayiga ne mukyala we Rosemary Bella Namutosi Mayiga ekijjulo ky'okujaguza emyaka 50 mu bufumbo, bakitugabulidde ku Nabisere Hotel e Kaliisizo.
Emyaka 50 mu bufumbo ssi kyangu olw'ebisoomooza eby'enjawulo ebibaawo, kale bannaffe bano tubeebaza obugumiikiriza n'obuvumu, era kirungi bajaguze.
Abavubuka bangi ensangi balemwa obufumbo lwa nsonga enkulu bbiri; obutiitizi, n'okwagala eby'amangu. Tewali kyangu mu bulamu kyokka abo abafunvubira okwaŋŋanga embeera, bamala ne bawangula, nga bwe tulaba abajaguza bano.
Oweek. Vincent Mayiga ne Rose Mayiga, kyakulabirako kirungi, eri ffenna era tubasabira Katonda ayongere okubakuuma.
Nkedde mu Ekeleziya y’Omutukuvu Andereya e Matale, Kaliisizo mu Buddu okwetaba mu mmisa y’ekijaguzo eky’emyaka 50 egy'obufumbo bw’eyaliko Omwami wa Ssaabasajja Kabaka ow’essaza Buddu Pookino Vincent Mayiga.
To my Aunt Rose Mayiga, I would like to congratulate you on celebrating 50years of marriage. It’s a feat many do not get to ever celebrate. In this lovely union you got to raise and educate your children to become shinning stars. May the sunset years of your love story continue to be beautiful and to uncle Pookino Mayiga, a happy happy birthday too. @cpmayiga thank you for honouring the Kings Servant @BugandaKingdom_
Someone like Orengo is all over the country, yet he is the Governor of Siaya. What is he doing with the county funds? - Jagero Oduor
#YouthAssemblyPlatform
Reckless language as a politician in a country that is known to be “volatile” is STUPID/FOOLISH at best and COSTLY at worst. Imagine being “pinned” for “violent acts” because you used THE WRONG KIND OF LANGUAGE! I will say this here, as a politician DO NOT ALLOW TO BE EMOSHONO!
UDA are busy transferring people from Kaptama , Mt Elgon and Uganda to come to Saboti and Transnzoia in order to influence voting numbers at the expense of the residents of the electoral areas.
Any person coming to register in Saboti or transnzoia and he has been mobilised by UDA merchants we are gathering data from iebc, we will identify you .
Soon people are going to be burnt .
Nobody can stop the movement of removing william Ruto from power.
Stay and register in electoral areas of your choice but do not be ferried by a politician .
Kitakuramba . Sisi sio Raila wa kuibia kura.
I will not write this again.
Kenya needs a renaissance!