Ba jjajja ffe Abataka abakulu abobusolya mu Buganda bakiise mu bukama bwa Tooro okukubagiza, nga empisa yabwe ne nnono bweri nti tebaziika bakubagiza bukubagiza nga okuziika kuwedde.
( Lukka 2:21 ), Yesu yatuumibwa erinnya Yesu ku lunaku olw’omunaana oluvannyuma lw’okuzaalibwa, era nga kino kyali kikwatagana n’obulombolombo obw’ennono obw’okukomolebwa mu ggwanga lye.
Tukubiriza abavubuka baffe bonna gyebali mu (B)uganda okufuba okulaba nga bwozaala omwana mutwaale eri bakadde no bekikwatako atuumimwe erinnya erigwa mu mubuzaale bwe obwomusaayi gwe era amanyibwe. Abakadde batwalire ne mukamwana wabwe bamulabe asobole okubukala mu kika nokusobola okufuna embavu okubazaalira abazzukulu abalala ekika kyaale.
Mufeeyo nnyo nokutegeeza bannyinamwe (your sister) nga oliko kokwasiza ebbali olwensonga nti Ssenga nabo bankizo nnyo mukutuuma abaana ba bannyinabwe amanya naddala abawala nokubaako ensonga enkulu zebekebejja (obugere)
Ndowooza nga ffena wano kati wetuli tumanyi bulungi nnyo akabaate akali mubutagoberera nkola ntuufu
Ffe wano mu Buganda e nnono eri nti omwana bwazaalibwa akaabira erinnya lye kika kye era bwerimuweebwa nga ebyokukaaba abivaako kuba abeera afunye identity ye kika kye.
Ekirala abaana bonna tubalula nabatali balongo okusobola okuggulira emikisa gyaffe mu maka egiva ku mwana kuba tukkiriza nti buli mwana azaalibwa ajja nomukisa Kaale nga wamukwasa bbali nga si mu maama owomumaka.
Tubasaba okutambulira mubuufu obutuufu ddala kitusobozese okwewala ebinadirira nokukuuma obuwangwa bwaffe.
Wangaala nnyo Ccucu.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asaasidde abantu b'Obukama bwa Tooro olw'okuviibwako Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV, abadde emunnyenye mu Bukama bw'e n'eri bannayuganda.
Mu Bubaka Omuteregga bwatisse Omulangira David Kintu Wasajja ku Lutikko y'omutukuvu Yowana Kabalole mu Kibuga Fort portal, Ssaabasajja Kabaka era nga ye mukuza w'Omukama Omubuze, agambye nti Omukama abadde ayagala nnyo Obuwangwa n'Ennono, wamu n'Abantu be.
Beene asaasidde nnyo Maama w'Omukama Best Kemigisa, Ababiito n'Ababiitokati, n'abasaba okukozesa akaseera kano beegatte ku lw'obulungi bwa Tooro.
Omukulembeze w'Eggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni nga akiikiriddwa omumyuuka w'Omukubiriza w'Olukiiko lw'eggwanga Olukulu Thomas Tayebwa, yebazizza Omukama olw'okufaayo ennyo eri Abantu be, ate n'atabeera muziziko eri nteekateeka za gavumenti.
Ssaabalabirizi w'Ekkanisa ya Uganda Kitaffe mu Katonda Dr Samuel Steven Kaziimba Mugalu nga y'akulembeddemu okusabira Omukama ku Lutikko ya Yowana omutuukirivu asinzidde mu kubuulira n'asaba Abantu ba Tooro bateeke ku bbali ebibaawula byonna, bakulembeze Obumu n'Omukwano.
Omusuuga Charles Kamurasi yeebazizza abantu b'e Tooro olw'okwagala ennyo Obukama bwabwe, kyokka naabasaba okusigala nga bali Bumu.
Omusuuga mu ngeri ey’enjawulo yebazizza Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II olw'omulimu gw'obukuza bw'Omukama obutaliiko muwendo , kyokka n’alabula bonna abatabula Obukama nti basaaga, era asinzidde ku Lutikko n'alangirira Omukama Omuggya Edward Kijjanangoma.
Omusuuga ayozezza ku mmunye bw'abadde ayogera ku buyinza obwamuweebwa era asabye Omukama Katonda akuume Tooro nga nywevu nga Olwazi.
Maama w'Omukama Best Kemigisa yebazizza abantu b'e Tooro n'Abantu bonna ababakwatiddeko mu kaseera akazibu, kyokka mu ngeri ey’enjawulo ne yeebaza Omusuuga Charles Kamurasi olw'Obuweereza obw'enjawulo eri Obukama.
Omumbejja Komuntale Batebe asabye abantu b'Omukama okukitegeera nti embeera y'Obulwadde bw'Omukama Omuhiikirwa Rwomiire Calvin Armstrong yali tagimanyiko, kuba Omukama yali tayagala emanyibwe abantu be babeere ku bunkenke, eby'embi tasobodde kusimattuka.
Omukama aterekeddwa mu kifo omuterekebwa Abakama ba Tooro abakisizza omukono e ky'e Hagasani mu Fort Portal.
LUO TOORO ROYAL BURIAL: THE 9 COFFEE BEANS & THE LEOPARD SKIN FROM ACHOLI
This is Omusuuga Charles Akiiki Kayondo Kamurasi receiving the royal burial artefacts 9 coffe beans and the Leopard skin from Ker Kwaro Acholi PM Martin Okumu and elders.
A Tooro King is NEVER buried empty-handed. He must be returned to his Luo ancestors with:
1. Emmwanyi 9 (9 coffee beans) symbol of life, blood and royalty. Each bean is a prayer for the journey.
2. Eddiba lye Ngo (Leopard skin) the true bed of Mubiito king. Omukama sleeps in a leopard, even in death.
Without these from Acholi and Bunyoro, there is NO burial. That's why when Omukama Patrick Olimi Kaboyo II died in 1995, his burial at Karambi was delayed for DAYS until the Acholi delegation that had delayed on the way to Tooro arrived from Gulu.
Now history repeats for his son, King Oyo Nyimba Rukidi IV. Acholi has come home with the Leopard skin and 9 coffee beans for cultural rituals used for burying Omukama.
We are Luo-Bito. One blood. One throne.
Why the delay in burying Kaboyo?
Why now for Oyo?
Because a Tooro King must be wrapped in the leopard skin and buried with 9 sacred coffee beans brought by his brothers from Acholi.
Omusuuga is received them from Ker Kwaro Acholi. Without them, the king cannot sleep. 🐆
The Bunyoro Kitara and Tooro Kings must select a throne name from the Luo that’s why you hear kings like Olimi, Oyo, Labongo, Chwa, Okwiri, Nyaika, Winyi, Nyimba, Kaboyo, Ocaaki, Rukidi, Cwamali, Duhaga.
> #LuoBito #TooroKingdom #BunyoroKitara
Obubaka bwa Ssabasajja eri obukama bwa Tooro.
Thank you Omusunga for understanding the norms though those who organized the program didn't see it wasn't right not to give Buganda kingdom space to speak.
What a principled man Omusuuga!
His love for Culture, Customs and Tooro is unmatched. Tooro is very blessed to have principled men like Omusunga.
He is from the direct lineage of Omukama George David Matthew Kamurasi Rukidi III who ruled 1928-1965 and Omugo Leah Ngaju.
May God continue to grant him wisdom to lead the process for installation of the most appropriate King for Tooro Kingdom.
To the Queen Mother and the late King Oyo's immidiate family, may God strengthen you during this trying moment, may God grant you grace to accept with honor any decision taken by the Babiito. You raised a great King, he served his people with dignity and he's now rested in honor. You've done your part graciously!
Eternal Repose to the Mighty King of Tooro Oyo Nyimba Kabamba Iguru Rukidi IV.
📸 𝗞𝗶𝗻𝗴 𝗢𝘆𝗼’𝘀 𝗳𝗶𝗻𝗮𝗹 𝗴𝗼𝗼𝗱𝗯𝘆𝗲 𝘁𝗼 𝗞𝗮𝗿𝘂𝘇𝗶𝗶𝗸𝗮 𝗣𝗮𝗹𝗮𝗰𝗲
The vehicle carrying the casket of the late Omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru IV bypasses the gate through which the king would joyfully enter his Karuziika Palace in Fort Portal City.
Today, the journey is different. The king is leaving his palace for the final time, as his remains are taken to Karambi Royal Tombs, where he will be laid to rest alongside his ancestors. A deeply emotional farewell for Tooro. 💔👑
Tooro efunye Omukama omujja era amanya gajja okukozesa nga alamula abantu be; HH Rukirabasaija Edward K Rukidi Nyabongo ll.
Bino birangiriddwa mukusaba kwokutereka abadde omukama Oyo Nyimba ku St Johns Cathedral e Fort portal.
Hangiriza Agutamba Hangiriza Entale ya Tooro.
Kabaka is not in Tooro for the send off of king Oyo because;
Kabaka taziika. The reason why because traditionally is barred from attending because is the sign of strength rather than death.
Baganda aren't supposed to see him grieve or be emotional.
If kabaka sheds any tear in public like how it happened in 2010 during the kasubi Tombs fire, it's a sign of misfortune to the kingdom and abe'kika kye Nkima must perform a rite to clean the kingdom from that bad luck.
So kulwe Nnono kabaka teziika.
Abakulembeze be nnono lwebakyalira muganda wabwe, omukama omuto Oyo Nyimba. Asooka ku kkono ye Omukama Agutamba Dr Solomon Gafabusa l n’Omugo Margret Kalunga, Queen Mother Kemigisa, Omukama Oyo ne Mwanyina kimuntale, Maama Nnabagereka ne Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Muwenda Mutebi ll, Emori mori wa Teso Papa Augustine Osuban Lemukol ne Kyabazinga wa Busoga Henry Wako Muloki l.
PART II | Rtd. Rev. Clovis Kyalimpa discusses the traditional pathways of succession in the Tooro Kingdom and how the late King Oyo’s tenure was plagued by court orders | #RIPKingOyo