Akapira wakati w'abawagizi ba Arsenal ne Man U kagenda mu maaso nga era omuwanguzi wakufa UGX 500,000 n'emidaali nga wetwogerera abantu bali ku St Joseph Balikudembe e Mukono.
#EnnyandaY'omuwagizi
Ennyanda y'omuwagizi nate ekomyewo omwezi guno nga era tuli ku St Joseph Balikudembe.
Twegatteko olabe akapiira wakati w’abakozi ba Nation Media Group ne Nantabulirwa.
#EnnyandaY'omuwagizi
Ennyanda y’Omuwagizi ekomyewo! ⚽🔥
Wakati w'abawagizi
Ba Arsenal Vs Man U
Omuwanguzi agenda kufuna UGX 500,000 n’emidaali!
📅 24 October 2026 | Ssaawa 4:00 ez'okumakya
📍 Ku kisaawe kya St. Joseph Balikudembe P/S Nantabulirwa e Mukono
Laba live ku YoTV App!
#Ennyanda