Eda nga ababbi babila mu luswairi, naye Kati byakyuuka. Nga anakubba obulungi akozesa luganda, naye webamugwiramu nga olulimi lukyuka. Kati dala embuzi ye 2.5m ezaara malayika, era kikutwala emyaka emeka okujayo sente zo. Ye abafe bwoba wakugitunda, waliwo ayinza okuwa yade 500k.