Amyuka omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano, Luke Owoyesigire ategeezezza nga bwemaze okukwata abawala abaalabikidde mu katambi nga bakuba munnabwe agambibwa okubba omusajja, Mukatambi kano bano balabibwa nga bakuba omuwala ono nnyo ng’eno bwebamulangira okubba omusajja.