Eggye ly’Eggwanga erya UPDF lisekeredde bannabyabufuzi abalowooza nti okuwamba gavumenti okubaluseewo mu mawanga ga Africa kugenda kujja mu Uganda nti beerimba.
Omwogezi w’eggye ly’eggwanga Brig. Gen. Felix Kulayigye agamba nti ensonga eyavuddeko Amagye okuwamba obukulembeze mu Ggwanga lya Niger, Gabon, Mali, n’amawanga amalala kukulembeza bya bugagga wabula wano mu Uganda ssi bwekiri.
Wabula abalondoola eby’Obufuzi bino babiwakanyizza. #BBSKATI #BBSGambuuze #BBSAgeesigika
💪🏽Harry Maguire was in high spirits while speaking about his Man Utd team following their victory over Leeds.
🗣️ "Winning the game is the most important, I'm captain of the team, and I put the team miles before myself,” He told Sky Sports.
Should he start against Barcelona? 👀