David Balaaka, Ssentebe wa bboodi ya CBS FM, agambye nti omwoleso guno gusimbidde ddala mu kigendererwa ekyatandisaawo cbs okukunga abantu, okussaawo enkola eziyamba abantu okugobwa obwavu, bw'atyo ne yeyama ku lwa bboodi gy'akulembera be okuweereza obwakabaka awatali kutiiririra Ssaabasajja Kabaka.
#cbsPewosa2026
Katikkiro akubirizza bannayuganda okwettanira enkola y'okutambuliza ensimbi ku mutimbagano kibayambe okutebuka bannakigwanyizi.
Kamalabyonna Charles Peter Mayiga, asinzidde mu mwoleso gwa CBS Pewosa mu Lubiri e Mmengo, abantu ab'amakolero amatonotono, ebitongole bya gavumenti, amatendekero ku buli mutendera, mwe booleseza bye bakola, n'ategeeza nti okutambuliza ssente mu mpale kisikiriza ababbi okukola obulabe era ensimbi enkalu zireeta amalala mu bavubuka olwo nebazisasaanya mu bintu ebitalina makulu. Olw'okwewala embeera eyo, Katikkiro ayisizza ekiragiro eri abakulembera ebibiina bya Pewosa okutandikawo enkola ey'okusasulira ba memba ku mobile money oba bbanka enkola y'okusasula mu nsimbi enkalu edibizibwe.
Katikkiro agamba nti enkola y'okusasulira ku mobile money, etambulira mu buwufu bw'okusitula omutindo kubanga okwetikka ebisawo bya ssente mu mpale byayitako dda.
Omwoleso wegutuukidde nga laadiyo CBS ejaguza okuweza emyaka 30 nga eweereza bannayuganda, mu kwogera kwe ku nsonga eno, Katikkiro musanyufu olwa CBS okuggusa emiramwa egikutte ku bulamu bw'Abantu, okuli; okutumbula ebitone, obusuubuzi, ewadde abakozi emirimu, ereeseewo enkulaakulana mu bantu, eggumizza abakyala era ebawadde essuubi n'obuvumu okwesitula nokutuukiriza ebiruubirirwa by'abwe.
In 2025, the people of Buganda supported the activities of the Kingdom with a total contribution of UGX 1,953,545,400. Compared to the year 2024, the funds collected from Luwalo increased by 16%.
— Owek. Robert Waggwa Nsibirwa
#LuwaloLwaffe
The Buganda Kingdom under the leadership of Katikkiro Charles Peter Mayiga, has today officially inaugurated a new socio-economic development program dubbed “Situla Omutindo” aimed at further strengthening the fight against poverty across Buganda
The initiative marks a new phase
Breaking!
The Katikkiro of Buganda has officially opened a newly constructed building of the Buddu CBS PEWOSA Sacco that has been built by coffee farmers in Masaka city.
#EmmwanyiTerimba
Mu nteekateeka y’okutumbuula eby’obulimi n’obulunzi mu Buganda, ekitongole Kya Kabaka Foundation kyatta omukago n’ekitongole kya Heifer International Uganda ekivujjirirwa Mott Foundation esangibwa mu ggwanga lya Amerika.
Mu bagenze e Kenya kubaddeko Omulabirizi eyawumula
Minisita w’Obulimi, Obulunzi, Obusubuuzi n’Obuvubi Oweek. Hajj Amisi Kakomo akyaddeko mu Ggombolola Mutuba VII Nyanzi ne Belera mu ssaza ly’e Kyaggwe eri abantu ba Ssaabasajja Kabaka abenyigidde mu mulimu gw’emmwanyi ku mitendera egy’enjawulo.
Okukyala kuno kugendereddwamu
Hon. Amis Kakomo appreciated @narouganda for fulfilling #partnership expectations. This was during Day 2 of the @BucadefUg extension staff training at Ntawo. Key areas, SLM, soil testing (with Jabba Consult), and fertilizer use (with Yara).. @MAAIF_Uganda
Ku lw'Obwakabaka, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa y'atongozza omukago guno oguteereddwako omukono Minisita Mariam Mayanja Nkalubo ku lw'Obwakabaka ne Omuk. Kazimiri Victor ku lwa AKVO International ku mukolo oguyindidde ku Bulange e Mengo.
Ebisingawo 👇
https://t.co/bU0BHoqisD
As part of the inspection campaign for all the Agencies done by the Katikkiro annually, he has today visited the Headquarters of CBS PEWOSA Nsindika Njake Eyeeterekera SACCO to meet several Buganda Kingdom Saccos Essuubiryo Zambogo SACCO, Buladde, Kyaddondo Pewosa, Busiro PEWOSA
Obwakabaka butongozza Ssemaduuka awagenda okutundibwa ebyobulimi n’obulunzi byonna nga busse omukago ne Stanbic Bank okuwola abalimi ensimbi ku magoba amasaamusaamu.
Ssemaduuka ono agendereddwamu okuwonya abantu ebintu ebitali ku mutindo ebitundibwa ku katale nga enteekateeka
OFFICIAL.
The Kingdom of Buganda will hand over 18 tractors to all her 18 counties (masaza) on the 11th April in preparation of the Kabaka's 70th Birthday.
These tractors are aimed at improving agriculture, increasing crop yields etc
#KabakaMutebiAt70