@bbstvug Buli kizimbe kya tebanasima musingi kyalibade ne building plan okuva mubakugu aba govt okugeza betwayita nga aba Council
Ate nga tebalina kuwa buwi plan wabula nokulondoola wamu nokulambula okukakasa ebipimo byebitufu ebikozesebwa Ku ground ekizimbe nga kizimbibwa.
#kyaggwe jju
@bbstvug Kirungi nyo kuba omulembe gwetulimu gudukira ku misinde jawagulu. Kirungi nebamanya ebintu bwomukwano, kibayamba ku magezi agomukibiina nebagatako amagezi agensi, kuba nobulwade bungi ennaku zino
#Kyaggwe_Ku_Ntikko nga 31 Oct 2026 e Wankulukuku