Katikkiro wa Buganda ow'ekitibwa Charles Peter Mayiga asisinkanye ababaka ba palamenti ya Uganda abava mu Buganda (Buganda Parliamentary Caucus ) ku Bulange E'mengo, nga bazze okwogera kunsonga ezenjawulo.
@bugandaparliamentarycaucus @honrobertmigadde @honharunakasolo
Leero nnangiridde ensonga ye "Ente ya Kabaka" Twagala buli yenna alima emmwanyi era buli alina olusuku, okubeera n'ente ya Kabaka.
Ente ya Kabaka ekuwa amata abaana ne banywa, ate n'evaamu obusa okuliriikiriza n'okugimusa ettaka lyaffe kubanga likaddiye.
#EnteYaKabaka, mu nteekateeka ya Situla Omutindo eno nayo nsonga nkulu nnyo kati era nsaba abantu ba Buganda ffenna tugigoberere. #SitulaOmutindo
The worst thing that can happen to you as a man isn't loosing but winning too early because you never get enough strength required to survive when life gets tough .#peterssetuba
The worst thing that can happen to you as a man isn't loosing but winning too early because you never get enough strength required to survive when life gets tough .#peterssetuba