Omusomo gw'okujjukira Owek. Ham Mukasa ku Makerere University.
Kangaawo, Owek. Dr. Ronald Mulondo y'akiikiridde Katikkiro mu musomo ogutegekeddwa okujjukira Ham Mukasa, omusajja eyetooloorerwako ebyafaayo ebingi ddala. Ono yaliko Ssekiboobo (Omwami w'Essaza Kyaggwe), era yaliko Omuwandiisi wa Katikkiro Apollo Kaggwa.
Owek. Mulondo ategeezeza nti enkulaakulana y'Ensi yonna, esinziira mu byafaayo by'abantu abaasookawo, naye ne Hamu nga bwe lyamukazibwako agwira ddala mu katiba k'Abazira ennyo abatusooka abayimbibwako mu Kitiibwa Kya Buganda.
Owek. Mulondo agamba nti Ham Mukasa ajjukirwa nnyo nti bwe yakyalako e Bungereza ng'ali ne Mukama we Apollo Kaggwa, yegomba enkulaakulana gye yasanga eyo, era bwe yadda n'awandiika ekitabo kw'ebyo bye yalaba ate n'atandika n'okuwa ebirowoozo eby'enjawulo era ebyavaamu ebibala.
"Ham Mukasa yateesa wazimbibwewo amasomero g'abaana abawala era ebiseera ebyo Gayaza Junior School n'etandikibwawo, kati eyitibwa Gayaza High School, ono n'ateesa wabeewo essomero eritendeka abaana ba Kabaka n'aba Abaami era kino kye kyavaamu King's College Budo" Owek. Mulondo.
Owek. Mulondo era ategeezeza nti ono yali musaale mu kuddizibwawo kwa Lutikko y'e Namirembe bwe yakwata omuliro, ate newankubadde okusoma kwe tekumanyiddwa nnyo kiri awo, naye yawandiika ebitabo bingi ebyali byoleka Obuganda nti Nsi yali etambulira ku misinde gya waggulu ddala, kale nga n'abantu ba Buganda baalina okuzuukuka okubaako bye bakola okugenda mu maaso.
Owek. Mulondo asinzidde wano n'akubiriza abantu okuwandiika ebitabo omuterekebwa amagezi agayamba ate emirembe egiddako okumanya ebyaliwo n'okwefumiitiriza ku biseera by'omumaaso eby'ensi. Ono yebazizza aba Ssettendekero y'e Makerere olw'enteekateeka y'okujjukira Hamu.
Muzzukulu wa Hamu Mukasa, James Galabuzi Mukasa y'abadde omusomesa omukulu ku byafaayo bya Jjajja we. Ba ssaabayigisa, abayigisa n'abayizi ab'enjawulo wamu n'abantu abalala beetabye mu musomo guno.
The Ham Mukasa Public Lecture will be delivered on Friday 6th March at the Makerere University Main Hall at 2pm. 'His Life and Legacy. A Public Lecture by James Galabuzi Mukasa, Ham Mukasa's Grandson'. All are welcome. @Makerere@historydepart@MakerereCHUSS
The next @Makerere@historydepart Seminar will be Tues 16 Dec at 2pm. Prof ABK Kasozi will present a paper "What is the way forward for Makerere in the next one hundred years?" with discussants Dr Charlotte Mafumbo @historydepart & Dr Yahya Sseremba @MISR_Mak. See poster for info
The next @Makerere History Seminar will be on Tuesday 18 Nov at 2:30pm (Kampala time). Simon Werner @EUI_EU will present "Social science between Busoga and Chicago: Lloyd Fallers, the EAISR, and the colonial networks of Cold War knowledge". See poster for details
The @Makerere Historical Journal is accepting submissions for articles, reports and book reviews until December 8th 2025 for the 2026 issue. @historydepart@MakerereNews@MakerereCHUSS https://t.co/hjo258FUkI
For anyone in London, I will be presenting @RSHistCentre on 28th October about histories of labour and status in Uganda's National Archives. All are welcome. Please use the link to register: https://t.co/LUx4JWfplB
For anyone in London, I will be presenting @RSHistCentre on 28th October about histories of labour and status in Uganda's National Archives. All are welcome. Please use the link to register: https://t.co/LUx4JWfplB
Please join us for the second Bethwell A. Ogot Memorial Lecture by Prof David William Cohen from @UMich hosted by @Makerere@historydepart Friday 9am in the Main Hall
Join the @Makerere@historydepart today at 3pm in CTF1 Room 3.1/3.2 or online for the book launch of Henri Médard's "Colonial Chaos: Land Politics and Conflicts on the Shores of Lake Victoria (1885-1925)". See poster to register @MakerereCHUSS@uniamu@FountainPublish
@MakerereU and @MakerereCHUSS officially welcomed the 2025 #GerdaHenkel PhD Fellows! The diverse cohort includes scholars from Uganda, Nigeria, Zambia, Tanzania, and, for the first time, Lesotho as they join us on a journey of excellence, responsibility & rigorous research.
Looking beyond UG's enduringly 'nervous state' to interrogate the multiple sources and possibilities of #decolonisation or #decoloniality where precise meaning is often obscured... Histories of institutional and public life are reframed, and conceptions of UG are contested anew.
Join us tomorrow morning @Makerere Main Hall for the first of two Bethwell A. Ogot Memorial Lectures. This one will be delivered by Prof Toyin Falola of @UTAustin. The lecture is open to the public. @MakerereCHUSS@MakerereNews
The African COVID-19 book shelf, we dare hope, will particularly welcome this one! Responses to COVID-19 in Africa mostly exacerbated the vulnerability of a great many Africans, who already had historical layers of underlying conditions.
The next @Makerere History Seminar will be this Wednesday at 3pm. Dr Sandrine Perrot of @CERI_SciencesPo will present 'The “Lea affair” and the Asian citizenship crisis: registering and documenting Uganda Asians (1968-1972)'. See poster for details. @MakerereCHUSS
An interview with recent @MakerereCHUSS graduate Jonathan Mwesige on his MA thesis "Separatist Movement and Identification Documents: A case of Toro District, 1954-1982" https://t.co/TYqZLuvK9n
Meet our Spring 2025 Visiting Fellows and this year's Kellogg Dissertation Year Fellow at 12:30pm Eastern US time today, January 21! Our Fellows Research Spotlight will include brief research presentations by Rebecca Hanson (University of Florida), Fernando Ojesto Martínez Manzur (UNAM), Rachel Schwartz (University of Oklahoma), Edgar Taylor (Makerere University, Uganda), and Eduardo Febres (ND PhD Candidate in Spanish). Catch it live or view the video later at https://t.co/2qTxoFWuj9
@BeccaAnnice@edgarjacktaylor@MakerereCHUSS@DerechoUNAMmx@OUResearch@oucis