Top Tweets for #BBSRoundabout
Ekifaananyi kya @DesireLuzindaUG ne @levixone kikuyigirizaaki ku mukwano? #BBSRoundabout #BBSumulula

Munnakatemba Mpiirwe Nicholas amanyiddwa nga (DJ Messe) eyali owa Amalura Family alangiridde nti yegasse ku kibiina ki @NUP_Ug nga ayaniriziddwa Pulezidenti w'ekibiina kino, Robert Kyagulanyi Ssentamu (@HEBobiwine) ku kitebe e Kamwokya. Ebif: CBS FM #BBSRoundabout

Poliisi egamba nti nga 30/ 06/2022, Nsamba Henry yawalampa ekikomera ky’enyumba ya @SpiceDianaUg n’ekigendererwa ky’okubba, nakwatibwa era nakubwa nafiira mu Ddwaliro e Mulago oluvannyuma. #BBSRoundabout


Mabiirizi yatwala Bugingo mu kkooti nga amuvunaana okwanjula Makula so ng'ate alina obufumbo obuli mateeka ne Teddy Naluswa Bugingo obutanayimirira. #BBSKATI #BBSRoundabout

Catherine Kusaasira agamba nti ku bantu bonna abaamuleekanidde tekuli amusinga kumanya @HEBobiwine . #BBSKati #BBSRoundabout #BBSSumulula
Bo abayimbi abalala bangi saako bannabyabufuzi okuva mu kibiina kya @NUP_Ug betabye mu kuziika kuno okubadde ne Robert Kyagulanyi Ssentamu (@HEBobiwine. #BBSRoundabout

#BBSRoundAbout - Tosubwa leero:
@fsnakazibwe alumizza obuwala obwetega @BrunoKUg, AK47 bamujjukidde nga muzira, Andrew Benon Kibuuka ne Mariam Ndagire bakamirwabina #BBSKATI
Omuyimbi Flona owa CRK Planet Ltd. atabukidde omuziki, atadde akayimba akapya #LoveNona nateeka Kampala ku bunkenke. #BBSRoundabout #BBSTucacance

Kitalo!!! Omuyimbi Asiimwe Innocent amanyiddwa nga Napoleon nga ye yakuyimbira oluyimba lwa ' More Money' afudde. Ebisingawo tubireeta mu #BBSRoundabout

Eno wiiki yaweebwayo buli mwaka okubeera wiiki y'omuyimbi Mowzey Radio Ssekibogo okumujjukira n'okujaguza olw'ebyo byeyakola. Kaliwa ku buyimba bwe akasinga okukolera? #BBSKATI #BBSTucacance #BBSRoundabout

Tosubwa #BBSRoundAbout, Olwa leero @AzawiOfficial , @LiamVoiceboy , @KaroleKasita ne @AnknownProsper basimibwa mu ng'abayimbi abapya
@Tashihubby @JaxtaJonathan #BBSKATI


Njakuba nyinyonyola abantu ba Ssabasajja ebikusike mu kisaawe kye Ndongo wamu nobulippo obukyasibye Banabitone beggwanga Yuganda okuyitimuka. Kiriza otege @bbstvug Nkwawulize kubyemmanyi.
#BBSROUNDABOUT


Kkooti ya Buganda Road ejjudde nebooga nga abantu balindirira okuwulira okusaba kw’okweyimirirwa eri Bannamawulire Kayz, Brain Wakko ne Makko wamu ne ‘Blogger’ Isma Olaxess. Bano ogubavunaanwa gwe gw’okulebula omuyimbi Omulangira Suuna.#BBSRoundabout

Isma Olaxes asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Kitalya okutuusa olunaku lw’enkya nga 5/ 10 /2021 lwanateekamu okusaba kwe okwokweyimirirwa. Ono ogumuvunaanwa gwe gw’okwogera kalebule ku muyimbi Omulangira Suuna. #BBSRoundabout

Omulangira Suuna ayongedde okuluma, ‘Blogger’ Isma Olaxes amanyiddwa ennyo nga Isma Kaleevu naye akwatiddwa. Ono yegasse ku munnamawulire Kayz ne banne abakwatiddwa wiiki ewedde nebasindikibwa e Kitalya. #BBSRoundabout

The most beautiful and humble Tv personality . of our generation Tashi hubby ❤
#BBSROUNDABOUT
@bbstvug
@bbstvug lunch time @tashi

Last Seen Hashtags on Sotwe
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
241.3M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.1M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
113M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.8M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107.1M followers

Rihanna 
@rihanna
98.3M followers

NASA 
@nasa
92.3M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.5M followers

KATY PERRY 
@katyperry
89.1M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
83M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
74.5M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
72.1M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.5M followers

YouTube 
@youtube
68.8M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
65M followers

Bill Gates 
@billgates
64.7M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.4M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
62.2M followers

CNN 
@cnn
61.8M followers

X 
@x
60.8M followers









