Top Tweets for #BUGbudget
Obwakabaka buyisizza embalirira ya Buwumbi 96 ey'omwaka 2018/2019. #BUGbudget
#AmatikkiraJubireewo25

Obwakabaka busazeewo okukola olupapula lw'amawulire okufulumya amawulire amatuufu agafa embuga. "Owek Nsibirwa". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25

3/3, okutumbula ebifo by'obulambuI, Muteesa University okufuna charter, okwongera okugaba basale mu Buganda.
Okutumbula ebyobulamu ebirungi ate ebisooka eri abantu ba Buganda bonna. "Owek Nsibirwa". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Eggwnga lyaffe lirina embeera z'obudde ezisinga obulungi naye tetukozesa ebyo ebitwetoolodde, batono nnyo abakozesa ensigo enongooseemu, okumanya amateeka , ebikozesebwa eby'omulembe ebiriwo,abalimi tebettanira kukozesa bijimusa. 'Owek Nsibirwa'.#BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Ennyingiza: Obuwumbi obusoba mu 62 ezaayingizibwa era ensimbi zaava mu pulojekiti za Buganda ez'enjawulo. 'Owek Nsibirwa'. #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25

Minisitule y'abavubuka n'emizannyo: etegese eby'emizannyo, enteekateeka nnamutaayiika ey'emipiira yatongozebwa Katikkiro, ekisaawe ky'omupiira e Lugazi wamu ne fufa kyaggwa okupimibwa. "Owek Nsibirwa". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Omulimu gw'oku masiro simwangi era gwetaaga obukugu bwa maanyi, twongedde okulabirira Amasiro ge Wamala era neebaza aba Kabaka foundation. "Owek Nsibirwa".#BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Owek Nsibirwa ayanjulira ababaka emirimu egikoleddwa mu bitongole by'obwakabaka eby'enjawulo. #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25

#BUGbudget : Omuwanika wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa aganba nti bagabye ebyapa mu nkola ya kyapa mu ngalo ebisobye mu 300. #AmatikkiraJubireewo25

Owek Nsibirwa: Oluwalo luvuddemu ensimbi nnyingi era abantu beeyongedde obungi mu kujja embuga. #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25

#BUGbudget: ebigenda mu maaso mu Lukiiko lwa Buganda nga omuwanika asoma embalirira y'obwakabaka 2018/2019. #AmatikkiraJubireewo25

Newankubadde K2 ebanjibwa obukadde obusoba mu 90, gavumenti esaanye egikkirize eddemu okukola kubanga kampuni endala nnyingi ezibanjibwa ensimbi ezisinga eza K2 nay tezijjibwangako ku mpewo. " Owek Nsibirwa". #BUGbudget
Okwongera amaanyi mu mmwanyi terimba, okutumbula eby'obulamu, eby'empulizigany, okwongera amaanyi mi Kabakq Education fund, okwongera amaanyi mu sacco, pewosa, okuddaabiriza Twekobe ne Butikkiro, Okukola omwoleso gwa Buganda. "Ebyatunuulirwa omwaka oguwedde". #BUGbudget
Owek Nsibirwa: Twali tusuubira obuwumbi 73 naye twafuna 63. Wabula gavumenti teyatuwaayo yadde n'ekikumi. #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
#BUGbudget : Omuwanika wa @BugandaOfficial Owek Robert Waggwa Nsibirwa atandise okwanjulira #Obuganda embeera y'eby'ensimbi nga bwebadde mu mwaka 2017/2018.


Njagala njyo okwebaza omuwanika okulaba nga emirimu gy'obwakabaka gitambula. "Katikkiro". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Nawulidde nti waliwo ssente ezigabibwa ab'esimbyewo. Temulonda batamiivu, temulonda batalina byebakola. "Katikkiro". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Okulonda kwa LC: mugende mulonde naye mulonde oyo alimu ensa. "Katikkiro". #BUGbudget #AmatikkiraJubireewo25
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
241.5M followers

Barack Obama 
@barackobama
118.8M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
114.5M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.8M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107.1M followers

Rihanna 
@rihanna
98.7M followers

NASA 
@nasa
92.3M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.8M followers

KATY PERRY 
@katyperry
90M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
84M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
75.5M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
73.5M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.9M followers

YouTube 
@youtube
68.8M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
66.5M followers

Bill Gates 
@billgates
65.3M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
63.1M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.2M followers

CNN 
@cnn
61.7M followers

X 
@x
60.7M followers












