Top Tweets for #BeatFm
Pulofeesa Walusimbi agamba tiimu Baby Oyo tekyalinawo mukisa 🤔 #BeatFm
Obadde okimanyi nti awo wonna wooli osobola okufuna omulimu mu dfcu Bank? Kati wuliriza bulungi Kadima ky’agamba wano 😊 #BeatFm
GIVEAWAY ALERT!🎁
Something exciting is happening on the Midday Show!🔥
Tune in and stay glued for all details on how to participate and stand a chance to WIN!
Don't miss out!😁
#BeatFM #MiddayShow
Ekintabuli ky’omuziki ekisiinga 😊 #BeatFm
Kyadaaki eyali omubaka wa Butambala Muhammad Muwanga Kivumbi kooti emutadde #BeatFm

Mu mupiira Uganda mwe yazannyira Tunisia omuzannyi Hillary Mukundane owa kiraabu ya Vipers yekka yeyalabikira mu kisaawe kw’abo abaguzannyira wano mu ggwanga, ku mulundi guno nga Uganda egenda kwambalagana ne Tunisia, wandiygadde nkyuukakyuuka ki gwe nga munna Uganda? #BeatFm

Wano omukama wa Tooro Edward Rukidi Nyabongo abadde atuuka ku lutikko ya St. John’s e Fort Portal okwetaba mu kusaba okukulembera amatikkira #BeatFm

Nga tutuuse ku matikkira g’Omukama wa Tooro, ki ky’oyinza okwogera ku Musuuga? #BeatFm

Poliisi ekakasizza okukwatibwa kwa Praise Aloikin Opoloje nti era ono esaawa yonna agenda kutwaalibwa mu kooti awerenembe n’omusajja gw’okukozesa obubi omutimbagano #BeatFm

Hajji Latif Ssebagala ayagala kubeera ku bwannamunigina wadde nga yewagirira Pulezidenti Museveni era tamulinaako buzibu nakubeerako paka #BeatFm

Abaaye temwerabila okuwenja sente era Kadima buli wabeera atambula ne @dfcugroup mu nteekateeka ya dfcu Wenja Amaja #BeatFm
Hajji Latif Ssebagala ayagala pulezidenti Museveni afuge eggwanga lino paka wakooyera #BeatFm
Bya: @sanyukatv

Wetwogerera Omusuuga wa Tooro eby’entambula bimugondedde 😊 #BeatFm

Kitalo! Omuyimbi Moses Matovu owa Afrigo Band afudde, ono yalumbiddwa abatemu mu bitundu bye Kabalagala abamukozeeko obulabe obw’amaanyi mu kiro ekikeeseza leero, Moses afiiridde mu ddwaliro e Kibuli ky’abadde addusiddwa okufuna obujjanjabi #BeatFm

Music Battle Ani Yani
09th October 2026
Independence Day
Front Page Hotel Namasuba
Lady Titie Vs Rebecca Jjingo
Book Your Ticket Now +256704312271
#Drkwefulukuta
#CBSFM
#BeatFm
#FinivaLogistics
#JJSound
#BkMediaPromotions

Olwaleero nga 7, September ge mazaalibwa ga Barbara Itungo Kyagulanyi nga ono ye mukyaala w’omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu, teeka wano obubaka bwo obumwagaliza olunaku lwe omanyi agoberera nyo Beat Fm ajjabusangawo 😊😊😊 #BeatFm

Music Battle Of Champions Ani Yani
09th October 2026
Independence Day
Front Page Hotel Namasuba
Lady Titie Vs Rebecca Jjingo
Book Your Ticket Now +256704312271
#Drkwefulukuta
#BeatFm
#FinivaLogistics
#JJSound
#BkMediaPromotions
Gwe ayagala okuyiga bwe bakola sente Kadima akuleetedde amagezi gano okuva mu DFCU Bank dfcu Bank #BeatFm
@kemuelthekid today on @TheBeat97ABJ Morning Show with @bigsh3ddy & @TheAlexandraO_
Keep streaming #BorokiriBoy Everywhere!❤️🥀
#Kemuel
#beatfm
#music

Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
241.7M followers

Barack Obama 
@barackobama
119M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
114.5M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.9M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107.2M followers

Rihanna 
@rihanna
98.7M followers

NASA 
@nasa
92.4M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.8M followers

KATY PERRY 
@katyperry
90M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
84M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
75.4M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
73.4M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.9M followers

YouTube 
@youtube
68.8M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
66.4M followers

Bill Gates 
@billgates
65.2M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
63.1M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.3M followers

CNN 
@cnn
61.8M followers

X 
@x
60.7M followers








