Top Tweets for #BugandaUpdates
Obumu ku bubonero obwoleka kyetuyita omwoyo gwa Buganda ogutafa.
Bano baabukeelezza nkokola okuyoyota mu Lubiri e Mengo, Muky. Ever Ssembajwe, Abakyala n'Abaamj be Kyaddondo temujjanga okwo.
#BugandaUpdates

Maama Nnabagereka akubagizza ab'enju y'omugenzi Hajji Bulaimu Muwanga Kibirige (BMK) olw'okufiirwa omuntu waabwe abadde ow'omugaso eri Obwakabaka n'eggwanga okutwaliza awamu.
Mu kifaananyi wammanga, Nnabagereka ng'ali ne Namwandu mu maka gaabwe e Nagguru.
#BugandaUpdates

Hon. Dr. Lulume Bayiga; Katikkiro nkuloopera nti ebibira mu Kyaggwe biweddeyo, bitemeddwa abatamanyangamba, budde bwonna ekyeeya kigenda kuzingako ekitundu kyaffe. #Luwalo2021
#BugandaUpdates
Hon. Lulume Bayiga; Katikkiro tukwebaza okutukulemberamu okuzza ekitiibwa kya Buganda, abantu ba Buganda okwezimba nga bayita mu nkola ya Mmwanyi Terimba, otuusizza eddoboozi lya Kabaka, ovuddeyo nnyo okuvumirira efugabbi. Twebaza Beene eyakutuwa.
#BugandaUpdates

Hon. Dr. Lulume Bayiga omubaka akiikirira abantu be Buikwe naye azze ne banna Kyaggwe okukiika embuga mu nkola ya Luwalo Lwaffe.
#BugandaUpdates

Ekiriwo kati: Banna Kyaggwe batuuse embuga okubatikkula Oluwalo.
Katikkiro @cpmayiga yagenda okubatikkula.
#BugandaUpdates

Akulira oludda oluwabula Gavumenti @MathiasMpuuga wamu n'akulira akabondo k'ababaka ba Palamenti abava mu Buganda, Hon. Muwanga Kivumbi bakyadde embuga nebasisinkana Katikkiro neboogera ku ngeri y'okutambuliza awamu emirimu egya Buganda ne Uganda
#BugandaUpdates

Kitalo ekya Hajji Bulayimu Muwanga Kibirige amanyiddwa nga BMK munnabyanfuna era omutandisi wa @HotelAfricana
Abadde Musajja wa Kabaka kungwe era awagidde emirimu gy’Obwakabaka ekiseera kyonna.
#BugandaUpdates

Ekyombo MV Kabaka Mutebi II ekizimbibwa e Kawuku nga bwekifaanana mu bitundu eby'enjawulo.
#BugandaUpdates

Katikkiro @cpmayiga : Ensi okukula tezeetaaga ba Looya, oba ba Pulofeesa, ba engineer. Ensi zikula singa abantu baazo abasinga obungi balina obukugu obwetaagisa mu bulamu obwa bulijjo, omuli, okulunda, okusiba enviiri, okulima, n'okufumba emmere. #BugandaUpdates
Katikkiro @cpmayiga : Ssaabasumba Yona Lwanga abadde alwanirira eddembe lyobuntu, abadde alwanirira enfuga etambulira mu mateeka, abadde alwanirira enkulaakulana nokutabagana.
#BugandaUpdates

Katikkiro era asaasidde abaafiiriddwa abantu baabwe mu kizimbe ekyaagudde mu Kisenyi wamu n'okusaasira abaafiiriddwa ebintu ebikalu wamu ne nnannyini kizimbe olw'okufiirizibwa mu byensimbi. #BugandaUpdates

Ekiriwo kati; Empaka za Nnalulungi wa Buganda ow'ebyobulambuzi. Zigenda mu maaso ku Bulange. #BugandaUpdates

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II obwa EID ADHUHA . #BugandaUpdates

Abavubuka ba Buganda avuddeyo ku nsonga eziruma abantu ba Kabaka.
Bawadde ku ttaka lya mailo bweririna okukwatibwa #BugandaUpdates

Okukuza olunaku lw'Obutonde bwensi; Owek Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo ali ku @bbstvug ayanjula enteekateeka nga bwezinaabeera. #BugandaUpdates

Ekiriwo kati;
Akakiiko akakulu ak'Olukiiko lwa Buganda, katudde okutunula mu Alipoota y'Obukiiko bw'Olukiiko ey'embalirira ya 2021 /2022. #BugandaUpdates

Abalambuzi ab'enjawulo abeetabye mu kutongoza oluguudo Kabakanjagala nga ekifo ekyebyobulambuzi. #BugandaUpdates #RoyalMileWalk21

Minisita webyamawulire Owek Noah Kiyimba, @SarahKagingo nga bakulembeddemu abalambuzi okulambula oluguudo Kabakanjagala. #BugandaUpdates #RoyalMileWalk21

Oweek Noah Kiyimba, Hon. Daudi Migereko nga batongoza ekifo omutundirwa ebintu by'obwakabaka ku Bulange. #BugandaUpdates #RoyalMileWalk21

Last Seen Hashtags on Sotwe
talentsy
Seen from United States
nolimit()**
Seen from Pakistan
gayporno
Seen from Spain
Feminist
Seen from Australia
nolimit ()
Seen from United States
stw crot
Seen from Indonesia
หาดใหญ่นัดเย็ด
Seen from Thailand
baitedkids
Seen from United States
Teen video 'in
Seen from Turkey
sister #incest
Seen from Brazil
Trends for you
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
240.3M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.3M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.6M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
109.9M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
106.9M followers

Rihanna 
@rihanna
97.5M followers

NASA 
@nasa
92.1M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
90.7M followers

KATY PERRY 
@katyperry
87.3M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
81.1M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
72.6M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
69.6M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
69.3M followers

YouTube 
@youtube
68.6M followers

Bill Gates 
@billgates
63.7M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.5M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
62M followers

CNN 
@cnn
61.9M followers

X 
@x
60.9M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
60.4M followers





























