Top Tweets for #BukeddeUpdates
Noonya ku bantu abatambuliddeko ku lwe Masaka nga babadde bagenda Rwanda. Bafunte akabenje e Nakirebe.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
Abantu bakyagenda mu maaso n'okutuuka ku ssomero lya King David e Ndejje okutegeera ebigenda mu maaso ku nfa y'abaana baabwe #BukeddeUpdates; Bya Sauyah Namwanje

Emmanuel Sempala Kigozi y'omu ku bafiiridwa omuzukulu Solomon Martin Kiyingi abadde owa P. 7 ku ssomero lya King David Junior School e Ndejje Central #BukeddeUpdates

#Enjega ya King David: Obulumi bw'abazadde. Basaba Gavumenti etekewo ennyonyi edduse abaana abo baletebwe abazadde basobole okulaba ku baana baabwe bamanye n'abafudde n'abaafunye ebisago. Abazadde bakyali mu kusoberwa nga tebannalaba ku baana baabwe.
#BukeddeUpdates
#Enjega ya King David: Agamu ku mannya g'abayizi abaafiridde mu kabenje. Okunoonyereza kukyagenda mu maaso okuzuula amannya g'abalamu n'abalina ebisago.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline

Gav't eweze mbagirawo okulambula okukolebwa amasomero gonna okwetoloola eggwanga lyonna. Bino by'ogeddwa akola nga minisita w'ebyenjigiriza DR JC Muyingo oluvannyuma lw'akabenje akatilimbudde abayizi b'essomero lya King David e Ndejje ababadde bagenda okulambula #BukeddeUpdates

#Enjega: ku Ssomero lya King David. Ono omukyala yoomu ku bavuzi b'emmotoka ennene. Aliko by'alambuula naddala ku nsonga y'embeera y'ekidduka ne dereeva waakyo. oba nga mutendeke ekimala.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
#Enjega: Ab'amasomero buno bubaka bwammwe nga munaatambuza abaana. Ba Dereeva balina kubeera babiri omu atwaala omulala n'akomyaawo. Naddala mu ngendo empaanvu nga luno abayizi ba King David.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
Biwoobe byereere okuva mu bazadde emikwano n'abenganda z'abayizi b'essomero lya King David Junior School, Ndejje-Lufuka, mu Munisipaali y'e Makindye Ssaabagabo, mu disitulikiti y'e Wakiso, oluvannyuma lw'okufuna amawulire g'akabenje omwafiiridde abaana baabwe #BukeddeUpdates

#Enjega: Ku King David e Ndejje. Abaana abamu bakutuseeko emitwe Kibi nnyo nti ne Director tasimattuse.
@Bukeddeonline
#Bukeddeupdates
Gwebaayita Akayiringu akubye Tune. Agituumye Ndi Muwanguzi. Nambwaayo yejjeeyo mu Gallery n'ayingira situdiyo.
#BukeddeUpdates
#Olugambo
Pulezidenti wa UPC Denis Adim asse omukago ne PLU.
#BukeddeUpdates
#AmatikkiraGaKabaka
@bukeddeonline
Joseph Ssewava agambye nti Betty Nambooze ne banne bebasibye embeera embi mu Buganda #BukeddeUpdates

Bamututte dda!!! Owa Kasalabecca ku #BukeddeTv2 avudde ku luggya mu bitiibwa. #JudithNamulema yogayoga .
#BukeddeUpdates
#AmatikkiraGaKabaka

Omubaka wa Bukomansimbi Salim @Kisekka agambye mbu ....okujjako Kabaka ne Katikkiro Mayiga awo ye Musajja Omuganda addawo!
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
#AmatikkiraGaKabaka
@EliasNalukoola
Bano bonna Minisita Balaam abakutte n'abakwasa CID ku bigambibwa nti baagingirira amannya g'abaana mu ssomero lya Namisindwa SS ne Bupoto primary school #BukeddeUpdates

PILLOW EWA LUKWAGO OTULO BAGIGOBYE MU KKOMERA E LUZIRA!
Lukwago Pillow gyebaamuwa erimu akuuma akamuyimbira obuyimba obumuyamba okufuna otulo ab'amakomera bagigobye mbu erimu obuuma obukwata amaloboozi; Lukwago asabye Gav't emugulire pillow endala #BukeddeUpdates

Eno Toilet eri ku ssomero lya Namisindwa SS ekozesebwa abayizi abasoba mu 500 #BukeddeUpdates

OMULWADDE w'Ebola esembyeyo asiibuddwa okuva mu ddwaliro ekkulu e Mulago oluvannyuma lw'okufuna obujjanjabi era abasawo ne bakakasa nti awonedde ddala #BukeddeUpdates

Mu pulogulaamu Mugobansonga tukuleetedde minisita wa Gavumenti z'ebitundu, Balaam Barugahara.
Agenda kutubuulira ku ngeri gy'akuttemu okulwanyisa obuli bw'enguzi ne kaweefube yenna bw'atambula. Ku ssaawa 1:00 ey'akawungeezi tokyusa leediyo yo.
#Bukeddeupdates

Last Seen Hashtags on Sotwe
eskisehirpasif
Seen from Turkey
Teenager Teenager $
Seen from Turkey
momson(****)***+filter:native_video
WomensRightsAreHumanRights
Seen from United States
Momson
Seen from United States
TheLastofUsPartIIPC
Seen from Italy
omegle momson omegle filter:videos
Seen from Turkey
batmantravesti
Seen from Turkey
nalgasyalgomΓ‘s
Seen from United States
femboyfart
Seen from United States
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
240.9M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.2M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.8M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
111.6M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107M followers

Rihanna 
@rihanna
97.9M followers

NASA 
@nasa
92.2M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.1M followers

KATY PERRY 
@katyperry
88.2M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
82.1M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
73.6M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
70.8M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70M followers

YouTube 
@youtube
68.7M followers

Bill Gates 
@billgates
64.2M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
63.6M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.4M followers

CNN 
@cnn
61.8M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
61.3M followers

X 
@x
60.8M followers



















