Top Tweets for #SparkUpdates
Twegweko wano bantu baffe.
#SparkUpdates
Abasiramu okuva mu bitundu ebyenjawulo beeyiye ku muzikiti gw'e Wambogo okulaba nga betaba mukusaala Eid Al Adha.
#SparkUpdates
#EidAlAdha
📷 Hasifah Nanvuma
Abasiraamu bakungaanidde mu bungi ennyo ku Masjid Jamia e Katangawuzi e Nansana okusaala Eid al-Adha.
#SparkUpdates
#EidAlAdha
📷@miirojohnpaul1
.@MuftiMubaje yakulembeddemu okusaala Eid al-Adha ku muzikiti gwa Gaddafi National Kampala.
#EidAlAdha
#SparkUpdates
Abasiraamu bakungaanidde ku muzikiti gwa Iqr’a mu kibuga Mbarara okusaala.
#SparkUpdates
#EidAlAdha
📷 Cosline Nakahiira
Abaya wafunye oba olinze Eid al-Fitr?
Milka Irene awomye mwatu, gwe oyambaddeki okusala?
#SparkUpdates
#EidAlAdha

Abasiraamu batandise okutuuka ku muzikiti gwa Old Kampala ku makya ga leero okwetaba mu kusaala kwa Eid al-Adha okwenjawulo.
#SparkUpdates
#EidAlAdha
Pr. Bujingo ayolesezza essanyu olw'omwana we gweyazaala mu Katonda Hon. Frank Mwesigye owa PLU okufuna omubeezi.
Omukolo gubaddeko abagenyi omuli Hon. Nobert Mao ne mukyala we, Hon. Juma Witonze, Alex Muhangi, Dr Bbosa, Biggie Events, n'abalala.
#SparkUpdates
Pastor Bugembe asaasidde abaafiriddwa abaana e Ggaba, n‘asaba abantu badde eri katonda: Abadde asabira bavuzi ba boda mu ggwanga
#SparkUpdates
Mikwano gy'omugenzi Sheikh Nuhu Muzaata Batte nga bakulembeddwamu nfanfe we Hajji Abdulnul Yiga bategese empaka z'omupiira okumujjukira n'okukuuma omukululo gwe ku lunaku lwa Eid.
Basinzidde wano nebamusomera n'edduwa #SparkUpdates
#DailySoup
Olutalo lw'ebigambo wakati wa Gen Muhoozi ne Minisita Baryomunsi lugweera wa?
#SparkUpdates
NTV ne BBS bawaga!
Ennyanda esuubizza buwanguzi.
#Sparkupdates
Ssaabawandiisi wa NPP (National Peasants Party) Sharif Ssentongo Nambale y'omu ku baafunye diguli mu by'amateeka okuva Uganda Pentecostal University
#SparkUpdates

Agakagwaawo: Tiimu y'omupiira eya URA FC egukyangira mu liigi ey'okuntikko mu Uganda etadde omutendesi Alex Isabirye
#SparkUpdates

King Saha wakuyuguumya Lugogo leero okusinziira ku embeera nga bw'eyimiridde. Gwe ogenda kudigidira wa? #DailySoup #SparkUpdates
Olwaleero kiri bulala naye nga gwe wiikendi egenda kusanga wa Maureen Nantume oba King Saha? Tugenda kubeera tukutusako emboozi zino, nendala butereevu ku DailySoup. Tosubwa Winnie Success wamu ne Password MC.
#DailySoup #SparkUpdates
Vidiyo: Akulira ekibiina ki National Unity Platform(NUP) Robert Kyagulanyi nga ayanirizibwa mu disitulikiti ye Nebbi gyabadde anoonya akalulu okumutuusa ku bwa pulezidenti bw'eggwanga.
#SparkUpdates
Vidiyo: Abayimbi ab'enjawulo beegasse ku Muwadda Nkunyinji eyeegwanyiza okuddamu okukiikirira abantu ba Kyadondo East mu palamenti mu kakuyege olwaleero.
Mu bbo mubaddemu Mathias Walukagga, eyeegwanyiza obwa MP e Busiro East ne Obed Lubega amanyiddwa nga Reign.
#SparkUpdates
Tiimu ya Uganda ey'abali wansi w'emyaka kuminamusanvu(U17) besozze oluzannya olwa tiimu kuminamukaaga(round of 16) oluvanyuma lwokuwangula Senegal 1-0. Ggoolo eteebeddwa Abubakar Walusimbi. #SparkUpdates

Last Seen Hashtags on Sotwe
incest daddydaughter
Seen from Malaysia
خاضع
WangLujie
Seen from United States
momson filter:videos
Seen from Brazil
脱糞
Seen from Japan
yasminakhan
Seen from United States
สาวสวยน่ารัก
Seen from Thailand
nolimit() +filter:native_video
Seen from United States
รับงานจอมเทียน
Seen from Thailand
orianistas
Seen from Italy
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
240.6M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.2M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.7M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
110.5M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107M followers

Rihanna 
@rihanna
97.6M followers

NASA 
@nasa
92.2M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
90.9M followers

KATY PERRY 
@katyperry
87.6M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
81.5M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
73M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
69.8M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
69.8M followers

YouTube 
@youtube
68.7M followers

Bill Gates 
@billgates
63.9M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
62.6M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.4M followers

CNN 
@cnn
61.9M followers

X 
@x
60.8M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
60.7M followers

