Top Tweets for #bukeddeupdates
Wummula mirembe Gen. Moses Ali
#Bukeddeupdates

Omubaka we Bukomansimbi Salim Kisekka ayagala Gen.Muhoozi ayingire mu nsonga z'amasomero agalagajjalira obulamu bw'abaana #BukeddeUpdates
Bobi Wine alonze John Baptist Nambeshe okubeera pulezidenti wa NUP ow'ekiseera. Ekifo kino kibaddemu Dr. Lina Zedriga okumala emyezi 4 #BukeddeUpdates

Enseko zammwe, ebirooto byammwe n'ekitangaala kyammwe tebirizikkira. Muwumule mirembe.
@ChiefMuzzukulu Hajjati Hadijah Namyalo akungubagidde abaana n'abassomesa ba King David Junior abafiiridde mu kabenjje ka bbaasi e Kapchorwa.
#BukeddeUpdates

BUKEDDE WA WIIKENDI AKAABYA😢
⛔️Biwoobe byokka mu bazadde ku ssomero lya King David e Ndejje!
⛔️Attottodde ebyabaddewo ng'abayizi 26 abaabadde bava okulambula bafa!
⛔️Gavumenti eyimirizza bassentebe ku ddiiru z'ettaka!
⛔️Poliisi eyodde mmotoka ezigenda okulambula
#Bukeddeupdates

Noonya ku bantu abatambuliddeko ku lwe Masaka nga babadde bagenda Rwanda. Bafunte akabenje e Nakirebe.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
Abantu bakyagenda mu maaso n'okutuuka ku ssomero lya King David e Ndejje okutegeera ebigenda mu maaso ku nfa y'abaana baabwe #BukeddeUpdates; Bya Sauyah Namwanje

Emmanuel Sempala Kigozi y'omu ku bafiiridwa omuzukulu Solomon Martin Kiyingi abadde owa P. 7 ku ssomero lya King David Junior School e Ndejje Central #BukeddeUpdates

#Enjega ya King David: Obulumi bw'abazadde. Basaba Gavumenti etekewo ennyonyi edduse abaana abo baletebwe abazadde basobole okulaba ku baana baabwe bamanye n'abafudde n'abaafunye ebisago. Abazadde bakyali mu kusoberwa nga tebannalaba ku baana baabwe.
#BukeddeUpdates
#Enjega ya King David: Agamu ku mannya g'abayizi abaafiridde mu kabenje. Okunoonyereza kukyagenda mu maaso okuzuula amannya g'abalamu n'abalina ebisago.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline

Gav't eweze mbagirawo okulambula okukolebwa amasomero gonna okwetoloola eggwanga lyonna. Bino by'ogeddwa akola nga minisita w'ebyenjigiriza DR JC Muyingo oluvannyuma lw'akabenje akatilimbudde abayizi b'essomero lya King David e Ndejje ababadde bagenda okulambula #BukeddeUpdates

#Enjega: ku Ssomero lya King David. Ono omukyala yoomu ku bavuzi b'emmotoka ennene. Aliko by'alambuula naddala ku nsonga y'embeera y'ekidduka ne dereeva waakyo. oba nga mutendeke ekimala.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
#Enjega: Ab'amasomero buno bubaka bwammwe nga munaatambuza abaana. Ba Dereeva balina kubeera babiri omu atwaala omulala n'akomyaawo. Naddala mu ngendo empaanvu nga luno abayizi ba King David.
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
Biwoobe byereere okuva mu bazadde emikwano n'abenganda z'abayizi b'essomero lya King David Junior School, Ndejje-Lufuka, mu Munisipaali y'e Makindye Ssaabagabo, mu disitulikiti y'e Wakiso, oluvannyuma lw'okufuna amawulire g'akabenje omwafiiridde abaana baabwe #BukeddeUpdates

#Enjega: Ku King David e Ndejje. Abaana abamu bakutuseeko emitwe Kibi nnyo nti ne Director tasimattuse.
@Bukeddeonline
#Bukeddeupdates
Gwebaayita Akayiringu akubye Tune. Agituumye Ndi Muwanguzi. Nambwaayo yejjeeyo mu Gallery n'ayingira situdiyo.
#BukeddeUpdates
#Olugambo
Pulezidenti wa UPC Denis Adim asse omukago ne PLU.
#BukeddeUpdates
#AmatikkiraGaKabaka
@bukeddeonline
Joseph Ssewava agambye nti Betty Nambooze ne banne bebasibye embeera embi mu Buganda #BukeddeUpdates

Bamututte dda!!! Owa Kasalabecca ku #BukeddeTv2 avudde ku luggya mu bitiibwa. #JudithNamulema yogayoga .
#BukeddeUpdates
#AmatikkiraGaKabaka

Omubaka wa Bukomansimbi Salim @Kisekka agambye mbu ....okujjako Kabaka ne Katikkiro Mayiga awo ye Musajja Omuganda addawo!
#BukeddeUpdates
@bukeddeonline
#AmatikkiraGaKabaka
@EliasNalukoola
Last Seen Hashtags on Sotwe
pietroboselli
Seen from Malaysia
ukthot
Seen from United Kingdom
BlackedVtuber
Seen from United Kingdom
momson()*******
Seen from United States
Baited
Seen from United States
latino
Seen from United States
monkeyapp
Seen from Singapore
momson(filter:videos)
Seen from Austria
altcoin
Seen from United States
comgirl
Seen from United States
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
240.9M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.2M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.8M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
111.7M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107.1M followers

Rihanna 
@rihanna
97.9M followers

NASA 
@nasa
92.2M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.1M followers

KATY PERRY 
@katyperry
88.3M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
82.1M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
73.6M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
70.8M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.1M followers

YouTube 
@youtube
68.7M followers

Bill Gates 
@billgates
64.2M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
63.7M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.4M followers

CNN 
@cnn
61.8M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
61.3M followers

X 
@x
60.8M followers














