Munnamawulire waffe @CultonScovia awangudde engule ya Munnamawulire asinze okusaka eggulire erikwata ku bantu. Emboozi emuwanguzza ye y'eddwaliro lya Nakaseke elyalina ekizibu ky' amazzi ate nga lyarina okulongoosaabantu, engule Nakamya awangudde ya mpaka za #ACMEAwards2020