Buganda Statistics Unit is the official statistics arm of the Kingdom of Buganda. The agency operates under BICUL.
You can reach out to us on; [email protected]
Since the ‘Emmwanyi Terimba’ campaign kicked off, above 25000 acres of coffee have been grown and the Uganda Bureau of Statistics @StatisticsUg has pronounced that the poverty level in @BugandaOfficial, initially 9% -15% has reduced to 6%-9%
#KatikkiroMayigaAt10
Bboodi ya Buganda Statistics Unit empya etongozeddwa, ekulemberwa Mw. James Muwonge.
Mu ngeri y'emu ne Nnamutaayiika w'Obwakabaka ow'ebibalo ow'omwaka 2025/2026-2029-2030 etongozeddwa.
Bw'abadde atongoza bboodi eno ku Bulange, Katikkiro Charles Peter Mayiga agambye nti Obwakabaka bwe bufuna ebibalo bya kubayambako okusobola okutema amakubo aganazza Buganda ku ntikko. Anokoddeyo ebibalo ebikwata ku bulwadde bwa mukenenya, abalimi b'Emmwanyi, era okuzza Buganda ku ntikko kulina kusinga kutunuulira bantu basookerwako basobole okukyuusa embeera zaabwe kubanga enteekateeka z'obwakabaka zesigamiziddwa ku mbeera nga bweri mu Buganda.
Yebazizza bboodi ewummudde olw'okutandika ekitongole ky'ebibalo eky'Obwakabaka, n'agamba nti abantu bangi bakaluubirizibwa okutandika ekintu era buno bwe bulwadde bwa Africa obusingayo.
Yebazizza nnyo aba Uganda Bureau Of Statistics olw'obuwagizi eri ekitongole ky'obwakabaka eky'ebibalo nekitambuza emirimu naye ekisinga obukulu kwe kuwa obukugu mu nsonga z'ebibalo okusobola okubitaputa obulungi.
Asabye bboodi empya okufuba okulaba nga banyweza ebyo ebirekeddwawo bboodi ewummudde, babirabirire era bagatteko ebisinga ku ebyo byebasanzeewo. @BugandaStats
We have launched the new Board of the Buganda Statistics Unit, chaired by Omuk. James Muwonge, and the Kingdom's Strategic Plan for Statistics 2025/26–2029/30.
The Kingdom needs reliable statistics to effectively facilitate its development strategy.
Our focus must be the ordinary person, because that is where change is needed the most.
I appreciate the outgoing Board for laying the foundation. Starting is hard, and failing to start is one of Africa's greatest ills.
Members of the outgoing @BugandaStats Board were presented with awards in recognition of their dedicated service and contribution towards the development of the Statistics Department.
The Katikkiro of Buganda @cpmayiga is set to launch the @BugandaStats Board and the Statistics Strategic Plan for 2025/2026–2029/2030.
The Board is mandated to analyse, plan and publish statistics relating to activities within the Buganda Kingdom.
Obwakabaka buwabudde abaweereza bonna okwettanira enkola za tekinologiya ow’omulembe nga bakola emirimu kibayambe okutuukiriza obulungi obuvunanyizibwa obubakwasibwa.
Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika w’Obwakabaka Owek. PDG. Robert Waggwa Nsibirwa obubaka buno abuweeredde mu Bulange bw'abadde akwasa Abaami b'eggombolola n'Abamyuka baabwe wamu n'Abemiruka n'abamu ku baseesa amayinja ga tekinologiya (tablets) okubayambako mu kukola emirimu naddala okufuna ebibalo ku nsonga ez’enjawulo.
Owek. Nsibirwa ategezeezza nti ensi yonna kaakano yafuka ya mitimbagano nga ekiseera kituuse byonna ebikolebwa mu Bwakabaka okutambulirizibwa ku nkola ey’omulembe.
Oweek. Nsibirwa asinzidde mu Bulange mu kukwasa Abaami be Ggombolola Tabuleeti, n'agamba ebyuma bino byakuyambako Abaami okukunganya ebibalo ku byonna ku bikolebwa, era abakuutidde okuzikozesa obulungi.
Mungeri ey’enjawulo Owek Waggwa asabye Abaami okukunga abantu ba Kabaka okwenyigira mu bikujjuko by’okujjukira emyaka 33 nga ssabasajja Kabaka alamula Obuganda
Ye Minisita wa gavumenti ez’Ebitundu Oweek Joseph Kawuki asabye Abaami okufaayo okuyiga enkola eza Digital era n'ategeeza nti singa ebikwata ku bantu ba Kabaka bimanyibwa kyakuyambako okubateketekera obulungi, bwatyo naye akuutidde Abaami okweyabisa obulungi amayinja gano agabaweereddwa.
Celebrating 25 years of Stena Schools.
A health camp has been organized by Kabaka Foundation at Stena Hill School, located in Makindye–Lukuli, Nanganda, as one of the activities to mark the school’s 25 years of service to the community.
Katikkiro @cpmayiga has today visited the camp at Hormisdallen School, Gayaza where this year’s Ekisaakaate is ongoing.
Katikkiro together with the Minister of Social Services Oweek. Chotilda Nakate Kikomeko have been shown some of the exhibitions by the young #Ekisaakaate2026
The Uganda Bureau of Statistics (UBOS) has donated 1,000 smart tablets to the Buganda Kingdom to boost data collection efforts through the Buganda Statistics Unit.
This aims at improving the rate at which data is collected within the Kingdom of Buganda.
BREAKING NEWS.
The Kingdom of Buganda has achieved a surplus budget of 6 billion in the financial year 2024/2025.
Last year, the Kingdom passed a budget of 257 bn shs and has got 263bn by the end of this financial year.
#EmbaliriraYaBuganda#BugandaBudget2025
Thousands of crowds turned up for the 12th edition of the Kabaka Birthday Run.
The fight against HIV is live and the Kingdom of Buganda looks forward to end the spread by 2030.
#KabakaBirthdayRun2025
OFFICIAL.
The Kingdom of Buganda will hand over 18 tractors to all her 18 counties (masaza) on the 11th April in preparation of the Kabaka's 70th Birthday.
These tractors are aimed at improving agriculture, increasing crop yields etc
#KabakaMutebiAt70
Joackim Tamale Muweke, a student at the University of Ottawa presented about the Buganda Kingdom at the Global Youth Summit that took place at Leakhead University in North America.
He made a case for Federalism and the Five Key Aspirational Pillars (Ensonga Ssemasonga Etaano).
Finally, Buganda Kingdom's long awaited idea of starting up nursery schools in every county has become a reality today as nursery students have attended their first class.
This is Pookino Nursery School in Buddu County which has started with 33 children.
#KabakaMutebiAt70