Yesterday, our Managing Director, Fabian Kasi, took the lead as Chief Runner for the St. Joseph's Catholic Parish Fundraising Marathon at the Lweza Catholic Gardens. To turn vision into reality, he pledged UGX 20 million towards constructing the Parish Gardens. This contribution ensures a lasting space for fellowship, growth, and unity.
#CenteCares
Day Two; Olusirika lw'abakulembeze b'Obwakabaka luyingidde olunaku olw'okubiri. Abasirisi bayisiddwa mu nkozesa y'obuuma "tablets" okuddukanya emirimu gy'Obwakabaka.
Ssenkulu wa Kampuni ya K2 telecom, Omukungu Arthur Mawanda, alaze bwosobola okugula ebintu naddala ebikozesebwa mu maka ng'oyita ku mukutu gwa "Kibuga Online", ku mukutu guno omuntu asobola okusasulirako oluwalo era naafuna alisiita mbagirawo.
Olusirika lutambulira ku mulamwa, "Okusitula omutindo mu buli mbeera mu Buganda".
#Olusirika2026
Tutandise olunaku olwokubiri olw'olusirika lw'Abakulembeze mu Bwakabaka nga twongera okukuba ttooci mu bye tusobodde okukola ne bye tulina okukola mu maaso.
Mbajjukiza nti mu byonna bye tukola, tuteekwa okweteekateeka ate n'okwebalamu oluvannyuma lw'ekyo ekiba kikoleddwa. #SitulaOmutindo
Today marked a meaningful planning dialogue between the @BugandaKingdom_ and @UNICEFUganda, exploring strategic collaboration on child protection and health. Together, we aim to uplift every child, safeguard their future, and strengthen community well-being across the Kingdom.
Today we celebrate the Nativity of the Blessed Virgin Mary, nine months after the solemnity of the Immaculate Conception.
O Mary, conceived without sin, pray for us who have recourse to thee.
The Uganda Bureau of Statistics (UBOS) has donated 1,000 smart tablets to the Buganda Kingdom to boost data collection efforts through the Buganda Statistics Unit.
This aims at improving the rate at which data is collected within the Kingdom of Buganda.
The only way we can know whether the idea we want to embark on is good or not, is to start. No one can succeed unless they start. And very few will succeed before they fail once or twice - or even thrice 🤔.
The power to start is the most vital ingredient if we aspire to be successful - and hence being happy.
#WorkAndProsper by CPM
Honored to convene with our line minister @BobNsibirwa for a crucial yearly planning meeting. Together, we strategized visionary goals for the year ahead, focusing on impactful investments and dynamic partnerships for @BugandaOfficial. #Buganda2025#KabakaMutebiAt70
Buganda launches "Ekigimusa ky'emmwanyi Enkulu" under @MwanyiTerimba With @GrainpulseUG as a partner to boost coffee yield. 2nd Deputy Katikkiro, @BobNsibirwa , highlights the goal of enhancing coffee quality and quantity with use of affordable & high-quality fertilizers.#buganda
Ku lwa Katikkiro, ntongoza ekigimusa ky'Obwakabaka "ekigimusa ky'emmwanyi enkulu" n’Ebitooke byetukoze ne bannamikago aba Grainpulse Ltd
Enkolagana eno egenda kuwagira abalimi n'abalunzi okuyiga enkozesa y'ebigimusa n'eddagala, okubifuna ku beeyi ensaamusaamu ate nga bya mutindo