#NTVPOLL
Ekibiina ki FDC kirangiridde nga Nathan Nandala Mafaabi bwagenda okukikwatira bendera mu kulonda kwa 2026 mu lwokwano lw���obwa Pulezidenti nga kino kiddiridde munne gw’abadde attunka naye Patrick Oboi Amuriat okukkiriza okuva mu lwokaano.
Tubuuza: Oteesa otya ku kya Nandala Mafaabi okukwatira FDC bendera mu kulonda kwa 2026?
@ntvuganda Kasape Media gegange okuva mu bendobendo lye kasangati bulamu texas ekiyina okolebwa kwekusa ekitibwa mu demokulasiya anyikire mu gwanga kuba ebibina mu uganda biriwo mumateka era babireke bikole emirimu jabyo nga tebirumbidwa, bino sibua do or die, akume!!!!
@ntvuganda Kasape Media gegange ebibina ebirala biyinge nti omutima gwe kibina kintu kikulu nyoooo era yempagi yekibina kasita ova kumazima oba owabye, akume
@nbstv Kasape gegange e kasangati mbalamusizako mu studio abavubuka babere besimbu, belufua era banywerere ku mazima kwekyo kyebakiririzamu okutwala egwanga lino maso, awangale ayi sabasaja!!!!