Top Tweets for #BugandaNnyaffe
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'aboneka okusisinkana Abataka Abakulu b'Obusolya leero mu Lubiri lwe e Mmengo.
#BugandaNnyaffe

Yogaayoga ayi Ssaabasajja Ronald Muwenda Mutebi II okuweza emyaka 71.
Twebaza Katonda akuwanguzza abalabe ba Buganda n'otuuka leero nga Buganda ekyali lwaazi.
Tusaba Omutonzi akuwe obulamu obuwanvu, obujjudde essanyu n'eddembe, mu nsi yo Buganda.
#BugandaNnyaffe

YYOGAAYOGA AYI BBAFFE
Emyaka 32 nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll atudde ku Nnamulondo ya bajjaabe alamula Obuganda. Ffe nga aba #BugandaNnyaffe tutwaala omukisa guno okukulisa Magulunnyondo, Obuganda ne mikwano gya Buganda gyonna okutuuka ku kkula liro.
Wangaala

Ffe aba @BugandaNnyaffe tweebaza Katonda olw'obulamu bwa Ssaabasajja Kabaka. Tukuyozaayoza #KabakaWange okutuuka ku mazaalibwa age 70 era tusaba Katonda nanyinni byonna akutukuumire emyaaka n'emyaaka.
Wangaala ayi Bbaffe
#KabakaMutebiAt70
#BugandaNnyaffe

Ssaabasajja Kabaka Asiimye n'asimbula emisinde gy'amazalibwa ge, ng'ebula ennaku mu musanvu zokka Omuteregga aweze emyaka 70. Emisinde gino gyetabiddwaako nnamungi w'Omuntu avudde e Bule n'Ebweeya.
Wangaala ayi Bbaffe
#BugandaNnyaffe



Ssaabasajja Kabaka asiimye okuggalawo empaka z'amasaza e Namboole wakati wa Buddu ne Kyaggwe.
Ayaniriziddwa Katikkiro, Minisita Ssaalongo Robert Sserwanga, Oweek Joseph Kawuki, Pookino, Kaggo, n'abakungu abawerako.
Wangaala ayi Bbaffe
#BugandaNnyaffe
#MasazaCupFinals2024

Buli lwetukulabako netufa e ssanyu. Wangaala ofugenga ayi Bbaffe; Kisiikirize Kya Katonda, Ccuucu, Mwennyago, Nyanja Temanyiirwa.
Wokota wokota Kalalankoma.
#BugandaNnyaffe

.. Bakoze ebintu bingi okuwubisa abantu baffe ebikwata ku Namulondo n’obwakabaka. Kino kyabulabe ddala. Abantu abo musaana okubeegendereza ddala”. Kabaka
#Amatikkira31
#BugandaNnyaffe
Yoogayoga Ssebuufu bwa Ngo okutuuka ku myaka 31 ngo’tudde ku Nnamulondo olamula ensi yo Buganda .
Owangaale nnyo ayi kisikirize kya katonda.
@bbstvug @BugandaLandB
@BugandaLawyers @BugandaOfficial @BugandaYouthC
#BugandaNnyaffe

Ennaku z'omwezi 31/7/1993 Omulangira Ronald Muwenda Mutebi ll yatuuzibwa ku Nnamulondo yaba Jjajjaabe e Nnaggalabi, Buddo. Bbaffe atukulembedde bulungi era n'atulambika mu bintu bingi ebituyambye okwekulaakulanya ko n'okuzza Buganda ku ntikko.
Wangaala Musota
#BugandaNnyaffe

"Mubeere bumu Buganda lwejja okugenda Mumaaso " ~ Sseggwanga Musota alagidde
#BugandaNnyaffe
"Mubeere bumu Buganda lwejja okugenda Mumaaso " ~ Sseggwanga Musota alagidde
#BugandaNnyaffe
"Mubeere bumu Buganda lwejja okugenda Mumaaso " ~ Sseggwanga Musota alagidde
#BugandaNnyaffe
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll, asiimye n'ayogerako eri Obuganda era neyeebaza bonna abakoze e nnyo okuzza Buganda ku ntikko. Bbaffe, atukubirizza okuba obumu tusobole okukuza Buganda.
Mwennyango, agambye nti byonna ebigenda mu maaso abigoberera.
#BugandaNnyaffe

YOGAAYOGA ayi Nnyinimu, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II okutuuka ku Mazaalibwago ag'emyaka 69.
Yuuguuma Yuuguuma Omwana wa Muteesa.
Ffe aba #BugandaNnyaffe wamu n'Obuganda bwonna, tukuyozaayoza okutuuka ku kkula lino.
Wangaala Ayi Maasomoogi.
#BugandaNnyaffe

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obw'amazuukira ga Yesu Kristo 2024.
Tweyanzizza nnyo ayi Ssemunywa
#KabakaAt69
#Easter2024
#BugandaNnyaffe

Tulina ensonga lwaki tusanye okwebaza n'okugulumiza ayi Katonda. Weebale nnyo Mukama. Gabadde Manyi go.
Wangaala ayi Ssebugulubwannyomo.
@bbstvug @BugandaOfficial @892cbsFm
#BugandaNnyaffe

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye omulimu ogukolebwa mu kuzzaawo Amasiro g'e Kasubi
Ssaabasajja okusiima kuno akukoledde mu masiro gano gyabadde agenze okulambula omulimu gw’okugazzaawo wegutuuse.
#BugandaNnyaffe

Last Seen Hashtags on Sotwe
türbanlı
Seen from Belgium
BOYSENPaints
Seen from United States
OmegaStockWatch
Seen from India
arabbottom
Seen from Oman
รับงานปทุมธานี
Seen from Thailand
아기취급
Seen from Korea
xlii or #teenagee or #momson or #nolimit() +filter:native_video
厕所飞机
Seen from United States
petite()
Seen from Turkey
farting
Seen from Turkey
Most Popular Users

Elon Musk 
@elonmusk
241M followers

Barack Obama 
@barackobama
119.2M followers

Cristiano Ronaldo 
@cristiano
111.8M followers

Donald J. Trump 
@realdonaldtrump
111.8M followers

Narendra Modi 
@narendramodi
107M followers

Rihanna 
@rihanna
98M followers

NASA 
@nasa
92.2M followers

Justin Bieber 
@justinbieber
91.2M followers

KATY PERRY 
@katyperry
88.3M followers

Taylor Swift 
@taylorswift13
82.2M followers

Lady Gaga 
@ladygaga
73.7M followers

Virat Kohli 
@imvkohli
71M followers

Kim Kardashian 
@kimkardashian
70.1M followers

YouTube 
@youtube
68.7M followers

Bill Gates 
@billgates
64.3M followers

Neymar Jr 
@neymarjr
63.8M followers

The Ellen Show
@theellenshow
62.4M followers

CNN 
@cnn
61.8M followers

Selena Gomez 
@selenagomez
61.4M followers

X 
@x
60.8M followers














