Nze Nalujja Racheal Ssentebe wa nkobazambogo mu gwanga owe 19th nkowola abaana abobuwala nga 28th October okugya ku lunaku lwaffe olwa tegekedwa mu bimuli byabulange era nga owekiitibwa enyo katikiro @cpmayiga yemugenyi omukulu nsaba ffena tugweyo
Ayi ssabasajja kabaka awangale🙏
Ffe aba Divine Events Ug
Twogerera emikolo egy'enjawulo, tutimba emikolo, tusanyusa abagenyi abenjawulo nga tuyita mu mazina amannansi namayiiye, tuyina ba ushers, ba katumwa...
Tusangibwa ku ssentema road nga wakava ku lufula ye Masanafu
Tukubireko ku 0770403305 / 0755402946
Akabimbi akatono kakira ekyosi. Eyo ye nsonga lwaki ffe tugamba nti ssimba omuti gumu olabe enjawulo mu bitundu by'owangaaliramu ku birala ebyesuuliddeyo ogwa Nnagamba nga batema tebazaawo miti egyo.
KAMU KAMU GWE MUGANDA.
Leero mazaalibwa ga Musajja wa Kabaka, Munnamateeka Bukenya Nathan Kamoga, Ono nga Munnamukago waffe okuva mu Nkobazambogo KIU era ng'akola ddigiri ye eyookubiri (Masters) mu mateeka ku KIU.
Ye mutandisi wa Divine Events ne Divine Enterprises Ltd era nga mulimi wa mwanyi kayingo