Candidate PhD in History, Kyambogo University - Uganda, Researcher & Scholar on Refugees, Displacement & Identity Studies. Teacher-Mother Kevin College Mabira.
I extend my heartfelt appreciation to Amity SS Nansana for conceiving & successfully implementing such a impactful mentorship program. As a patron of S5 & S6, the opportunity to deliver a career, guidance & counselling talk was both fulfilling & inspiring.
Nsiibye nnambula abantu ba Kabaka mu miruka egikola Ggombolola ya Mutuba II Najjembe. Nsookedde mu muluka gwa mumyuka Kabanga mu butongole bwe Kizigo, era nga nnyaniriziddwa Omwami wa Ggombolola ya Mutuba II Najjembe Musoke Edward, ne Owoomuluka, Omulangira Wasajja Lawrence .
Oweek. Ssenyonjo Moses Kiyimba, omumyuka Asooka owa Ssekiboobo era omutandisi wa St. Mary's College Lugazi ne Mother Kevin College Mabira, yeebazizza abayizi abasiraamu mu Mother Kevin College Mabira olwokumalako obulungi ekisiibo.