Bannange Kitalo!!!!... Omusomesa abadde avunaanyizibwa ku mupiira ku ssomero lya Gombe S.S, Sseruwagi Ayoub abadde amanyiddwa ennyo nga Kapi yagwiriddwa ekimbe mu bwangu era babadde bamutwala mu ddwaliro lya Gombe Hospital naakutuka. Ono yali muzannyi wa ssomero lino oluvannyuma naddayo ng’ omusomesa era Omutendesi. #BBSKATI
🔵 Enzo Maresca: “Arsenal, City and Liverpool probably don't slide… like Marc Cucurella did!”.
“To be serious, we are not ready, we are far from these teams. We focus on day-by-day and trying to improve the team”, tells Sky Sports.
Abooluganda kirungi okusisinkana nga tewali bya nnaku oba kutegeka mikolo, abantu bangi basisinkana lwa kusonda nsimbi oba nnyimbe na kwanjula!
Leero ndumaze wa mukulu wange Andrew Kakeeto Kaggwa e Kireka gye tukunganidde ng'abooluganda mu ssanyu n'okujaguza okwenjawulo. Omanyi Ssente n'ebitiibwa byagalwa naye eky'obugagga ekisinga lwe luganda n'emikwano.
Mukulu wange ono Kaggwa ye yanzaala mu batiisimu, n'andabirira mu kukula kwange era ne muyigirako ebintu bingi naddala okukolagana n'abantu, n'okwambala kuno kwe mumpaana nakuyigira ku ye, kale mwebaza nnyo okutukumaakuma era mukulisa n'okutuuka ku myaka 38 egy'obufumbo ne mukyala we Sarah Ann Kaggwa.
The Kingdom of Buganda has severally advised against scrapping UCDA since it suprintends coffee production, upon which nearly 2 million Ugandan households depend.
Apparently, scrapping UCDA is a punishment against Baganda, who contribute nearly 50% of coffee exports, since Speaker Anita Among (and those who support scrapping UCDA) see the Amendment Bill as a victory against Baganda!
Emmwanyi Terimba Initiative will go on unabated...I urge Baganda (and other Ugandans) to continue growing coffee: your livelihood is more important than the motives of present day politicians. CPM
#EmmwanyiTerimba #Federoeyebikolwa
I congratulate footballer Tadeo Lwanga upon constructing Nakityo Shopping Center at Ndejje, Namasuba. He urges fellow athletes to be disciplined, humble and to invest in their future. This is a message that should be echoed to all Ugandan athletes. Weebale nnyo, Tadeo. CPM