Ekiriwo kati
Abaweereza b'Obwakabaka mu bitongole eby’enjawulo, bali mu kubangulwa ku nkungaanya n'enkozesa y'ebibalo, nabo bagende bayigirize baweereza bannaabwe bebaddukanya nabo emirimu gy'Obwakabaka.
Omusomo guli ku Muteesa I Royal University e Kakeeka, Mengo.
DID YOU KNOW?
In Buganda, Kooki County has the highest number of people living in their own houses with 81.8% of households & Kyadondo County registered the highest number of people renting houses with 65.3% households.
Do you know about your county?
@LocalGovt_Bug@mandyug
Mbika Taata wange SSALI EDWARD afudde. Eno y'enteekateeka. Nga 3/05/23, Omubiri gw'omugenzi gwa kusabirwa ku Eklezia ya St.Matia Mulumba Kiganda Parish ku saawa Munaana. Nga 4/05/23, tujja kuba ne Missa mu makaage e Ggumbya Kigalama ku saawa Musanvu, Aziikibwe ku Saawa Kumi.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abantu be okunyweza obumu mu kaweefube w’okukuuma ebyo ebitwala Buganda mu maaso.
Abadde ku mikolo gy’okujaguza amazaalibwa ge ag’e 68 mu lubiri lwe e Mengo.
Ensonga y’obumu aginnyikizza nnyo ebeere nsonga nkulu mu bantu be.
"Tusiima nnyo abantu baffe, olw'omukwano, obuwulize, obumu n'okuwuliriza eddoboozi lyaffe bulijjo, ne baba nga tebava ku mulamwa. Okwegatta gwe musingi gw'obuwanguzi bwaffe..." Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II
#KabakaAt68#KabakaBirthdayRun23
Beene asiimye musajja we, Pius Mayanja amanyiddwa nga @McPallaso n’amusanyusaamu ku mukolo gwe ogw’amazaalibwa mu Lubiri e Mmengo. #KabakaWange#KabakaAt68